• Latest
  • Trending
  • All
Ssikyomu Doctors Hospital Bulaga ejaguzza emyaka 10 bukyanga etandikibwawo – abantu bagabye omusaayi okudduukirira abagwetaaga

Ssikyomu Doctors Hospital Bulaga ejaguzza emyaka 10 bukyanga etandikibwawo – abantu bagabye omusaayi okudduukirira abagwetaaga

September 3, 2025
Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube

Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube

June 19, 2026
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

June 18, 2026
Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa

Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa

June 18, 2026

Ssalongo Erias Lukwago president wa PFF agguddwako omusango gw’okumanya ku nteekateeka z’abaali bagala okulya olukwe mu government naatagibuulirako – asindikiddwa ku alimanda e Luzira

June 17, 2026
Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

June 17, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

June 17, 2026
Police eyigga omusomesa wa New Life Secondary School e Luweero agambibwa okukuba omuyizi naafa – abakozi b’essomero 2 bakwatiddwa

Police eyigga omusomesa wa New Life Secondary School e Luweero agambibwa okukuba omuyizi naafa – abakozi b’essomero 2 bakwatiddwa

June 17, 2026
America esuubizza okuwagira Uganda mu kunoonyereza ku ndwadde ez’enjawulo – yakuyita mu Joint Clinical Research Centre

America esuubizza okuwagira Uganda mu kunoonyereza ku ndwadde ez’enjawulo – yakuyita mu Joint Clinical Research Centre

June 16, 2026
Abantu 2 abateeberezebwa okutta Babirye Sengendo muwala w’eyali Katikkiro Walusimbi- basindikidwa ku alimmanda

Abantu 2 abateeberezebwa okutta Babirye Sengendo muwala w’eyali Katikkiro Walusimbi- basindikidwa ku alimmanda

June 16, 2026
Police ekutte abasoba mu 40 ne pikipiki 16 eziteeberebwa okukozesebwa mu bumenyi bw’amateeka mu Kampala n’emiriraano

Police ekutte abasoba mu 40 ne pikipiki 16 eziteeberebwa okukozesebwa mu bumenyi bw’amateeka mu Kampala n’emiriraano

June 16, 2026
The Judiciary Registers 118 Election Petitions from 2026 Polls

The Judiciary Registers 118 Election Petitions from 2026 Polls

June 15, 2026

Bannyini mmotoka ezimenya amateeka g’okunguudo bakutandika okukubwa engassi – lwakulemwa kulondoola ba ddereeva baabwe abatafaayo kusasula bipapula bya police y’okunguudo

June 15, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Ssikyomu Doctors Hospital Bulaga ejaguzza emyaka 10 bukyanga etandikibwawo – abantu bagabye omusaayi okudduukirira abagwetaaga

by Namubiru Juliet
September 3, 2025
in Health
0 0
0
Ssikyomu Doctors Hospital Bulaga ejaguzza emyaka 10 bukyanga etandikibwawo – abantu bagabye omusaayi okudduukirira abagwetaaga
0
SHARES
76
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Unit z’omusaayi ezisoba mu 100 zezigabiddwa abatuuze, mu nteekateeka ekoleddwa eddwaliro lya Ssikyomu Hospital Bulaga ku Mityana road, bweribadde lijaguza okuweza emyaka 10 bukyanga litandikibwawo.

Dr. Ddamulira Adrian omu ku baatandika eddwaliro lino, agambye nti bakolaganye bulungi n’abatuuze mu nteekateeka y’okusitula eby’obulamu mu kitundu.

Agambye nti obuweereza bwabwe babwesigamya nnyo ku buntubulamu, era nga bakulembeza eky’abantu okutuusibwako obuweereza obutuufu nga tebanakulembeza kya ssente.

Dr. Ddamulira akubirizza abantu okujjumbira okugaba omusaayi, okutaasa obulamu bw’abalala.

Ssikyomu hospital etongozza n’ekifo ekyenjawulo ekituumiddwa Gyn Plaza, ewajjanjabirwa endwadde ezikwata  abakyala.

Ssikyomu Doctors’ Hospital lyatandika n’abakozi 4 mu 2025 kati basukka mu 50.

Kuluthumu Namabidde ayogedde ku lw’abakozi banne, yoomu ku bakozi abawezezza emyaka 10 nga bakolera ku ddwaliro lino.

Inoccent Eria Bbanda akiikiridde abalwadde abamaze emyaka 10 nga bajjanjabirwa ku ddwaliro lino, agambye nti mu bbanga lino alabye omutindo nga gweyongerako buli mwaka.

Mukusooka wasooseewo ekitambiro kya Missa ekiyimbiddwa Rev.Fr.Elgin Kayongo, akubirizza abantu okukolera obulungi abantu abalala, nti kubanga buli muntu yetaaga munne.

Pastor Mbabazi Robert omubaka wa president Museveni, akulira eby’okulwanyisa obwavu mu ggwanga lyonna, abuulidde abetabye ku mukolo guno empagi 3, zebalina okusaako essira okubeera n’obulamu obuli yadde yaddeko, era nti empagi zezimu zebatambuza mu ggwanga lyonna.

Empagi zino kuliko ey’omuntu okubeera Omulamu nga tatawanyizibwa ndwadde, okubeera omumanyi n’okubeera n’ensimbi mu nsawo okwetusaakp ebyetaago.

Pastor Mbabazi akubirizza abantu okwewala okutemaatema mu ttaka lyebabeera basikidde, wabula balikolereko ebintu ebibagasiza awamu, bagabane nsimbi eziva mu bintu byebakolera ku ttaka, mu kifo ky’okulitematema nebalitunda obulere.

Agambye nti abantu bangi abagabana ettaka lyebasikidde bakomekkereza balitunze nebakolamu ebintu ebitali byansibo, bakomekkereza baavuwadde okusiinga bwebaali.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube
  • Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026
  • Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa
  • Ssalongo Erias Lukwago president wa PFF agguddwako omusango gw’okumanya ku nteekateeka z’abaali bagala okulya olukwe mu government naatagibuulirako – asindikiddwa ku alimanda e Luzira
  • Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist