President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa atadde omukono ku mateeka 8 agaayisibwa parliament gyebuvuddeko, negafuuka amateeka amajjuvu era nga galinze okukubwa mu kyapa kyeggwanga gatandiise okussibwa mu nkola. Okusinziira...
Eddwaliro erijjanjaba kookolo e Mulago erya Uganda Cancer Institute lisimbulizza obusomyo b'omulwadde wa kookolo asookedde ddala mu Uganda. Stephen Sande y'abadde apooca n'obulwadde bwa kookolo w'omusaayi okumala ebbanga, okutuusa...
Ministry yeby`obulamu mu Uganda erangiridde omutendera ogw`okubiri ogw'okugabirako obutimba bw'ensiri obw'obwereere mu mwaka guno 2026, ng`omu ku kawefube gwebaliko ow`okulwanyisa omusujja gw'ensiri mu ggwanga. Commissioner avunanyizibwa ku kutumbula eby`obulamu n`okuziyiza...
Katikkiro Charles Peter Mayiga awadde amagezi eri kkampuni za Yinsuwa mu ggwanga okwongera amaanyi mu kusomesa n’okubangula banna Uganda ku nkola n’emiganyulo gya Yinsuwa naddala mu kiseera ky’akatyabaga. Mukuumaddamula...
Banakyewa aba Islamic Relief- Netherlands nga bayita mubannamikago babwe aba Hear Uganda,badduukiridde abantu abenjawulo mu district ye Bukomansimbi, nebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo. Ebintu ebiweereddwayo kuliko emifaliso, essuuka, bbulangiti,obutimba bw'ensiri...
Akakiiko ka parliament akalondoola enkozesa y'ensimbi z'omuwi w'omusolo mu bitongole bya government kaagala eddwaliro ekkulu e Kiruddu likomye okusasuza abalwadde era liggyewo 'private' abajaagala bagende mu malwaliro ga private. ...
Government ya Uganda okuyita mu ministry y'ebyobulambuzi etongozza polojekiti y'ekkadiyizo eritambula n’ekigendererwa ky’okukuηaanya bwino ku ddagala ly’ekinnansi n’okusomesa abantu emigaso n’enkozesa yaalyo. Minister omubeezi ow'ebyobulambuzi Hon Bahinduka Mugarra Martin ategeezezza...