Omulimu gw'okuzimba eddwaliro lya Muteesa II health Centre IV, Ssaabasajja Kabaka lye yasiima naawa abantu be Ssingo gugenda Bukwakku. Eddwaliro lizimbiddwa ku mbuga y'e gombolola ye Busimbi mu Ssingo. Omumyuka...
Ministry y'rebyobulamu erangiridde amakeberezo ga DNA abiri gokka nti gegakakasiddwa okukebera endagaluse mu ggwanga okwewala abafere abeyongedde okwerimbika mu mulimu guno. Amakeberezo agakakasiddwa mu Uganda kuliko erya government erimanyiddwa nga...
Abantu abatawaanyizibwa ekirwadde ekimanyiddwa nga Vitiligo, ekikuba olususu lwabwe nerufaanana ng’abayokeddwa abalongo, bakuzizza olunaku lw'okwefuumiitiriza ku kukusoomozebwa kwebayitamu. Olunaku kwa World Vitiligo day lukuzibwa mu nsi yonna buki nga 25 June....
Police egamba nti omuwendo gwa banna Uganda abakozesa ebiragalalagala gweyongera buli mwaka ate ng'abasinga bayizi b'amasomero. Okusinziira ku Alipoota ya Police ekwata ku biragalagala, emisango egyekuusa ku biragalagala gyeyongedde okuva...
Kyadaaki emirimu ku ddwaliro eddene erye Kawolo mu district ye Buikwe gizeemu okutambula kinnawadda, oluvanyuma lwa abakulu ku district okuteesegenya n'abasawo abaabadde batandise akediimo kabwe. Abasawo mu ddwaliro lino...