Abakulira essomero lya Ian College Senior Secondary School n'abakulira ebyenjigiriza mu district ye Lyantonde baligadde, entabwe evudde ku bayizi okwekalakaasa nga bawakanya ekyokugoba bayizi banaabwe. Akulira ebyenjigiriza mu district ye...
Abakulembeze b'abasawo mu lukungaana lwa bannamawulire e Mulago Abasawo abegatira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Medical Association (UMA) bennyamidde olwa government okuyimiriza abasawo ababadde baawanndiisibwa okujanjaba...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alambula balimi b'emmwanyi mu ssaza Busujju mu nteekateeka eya mmwanyi terimba,n'okwongera okubazzaamu essuubi obutaddiriza mu mirimu gyebakola. Katikkiro okulambula kuno akutandikidde mu maka ga...
Tiimu ya senegal Amawanga ga Africa 5 gayiseewo okukiikirira semazinga ono mu mpaka z'ekikopo ky'ensi yonna ekya FIFA World Cup ekigenda okubeera e Qatar kunkomerero y'omwaka...
Uganda Cranes Club ya Express FC mukwano gwabangi ewangudde omupiira ogusookedde ddala n'omutendesi waayo omugya James Odoch,ekubye club ya Police goolo 2-1 mu kisaawe e Wankulukuku....
Paul Migadde agamba nti yabulwako ebyamaguzi bye Bya Lubega Muda Mutabani weyaliko omumyuka wa president era Ssaabaminister wa Uganda owokutaano Dr. Samson Kisekka Mululu, nga ye...
Thomas Tayebwa lwasookedde ddala okukubiriza parliament ng'omumyuka wa sipiika Amyuka sipiika wa Parliament Thomas Tayebwa mu butongole atandise emirimu gye ng’omumyuka wa sipiika, era yakubiriza olutuula...
Abakyala ba Buganda okuva mu masaza 4, Kyadondo, Busiro, Kyaggwe ne Kabula bakiise embuga mu nkola eya Luwalo Lwange nebagula satifikeeti za bukadde 12 mu emitwalo 33 (12,330,000/=) okuwagira emirimu...