Abadde omukozi wa BBS Terefayina Joseph Sseruwooza bamutenderezza ng’omukozi abadde ow’embala- bamusabidde mu lutikko e Lubaga
Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026
Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa
Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 
Police eyigga omusomesa wa New Life Secondary School e Luweero agambibwa okukuba omuyizi naafa – abakozi b’essomero 2 bakwatiddwa
America esuubizza okuwagira Uganda mu kunoonyereza ku ndwadde ez’enjawulo – yakuyita mu Joint Clinical Research Centre
Abantu 2 abateeberezebwa okutta Babirye Sengendo muwala w’eyali Katikkiro Walusimbi- basindikidwa ku alimmanda
Police ekutte abasoba mu 40 ne pikipiki 16 eziteeberebwa okukozesebwa mu bumenyi bw’amateeka mu Kampala n’emiriraano
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Ssentebbe wekibiina kya Nrm era omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni ayise olukiiko lwekibiina kino olwokuntikko olwa Central Executive Committee okusinsinkana olwaleero mu maka gobwa President Entebbe okubaako ensonga zebogerako naddala ezikwaata ku kwemulugunya kwabannakibiina kino abataamatira nebyaava mu kamyuufu kekibiina kino.

Ssentebbe wekibiina kya Nrm era omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni ayise olukiiko lwekibiina kino olwokuntikko olwa Central Executive Committee okusinsinkana olwaleero mu maka gobwa President Entebbe okubaako ensonga zebogerako naddala...

Read more

Ebibuga ebyaasuumusibwa okuva ku mutendera gwa munisipaali okudda ku mutendera gwa Cities biri mu kassatiro olwe bula lye ensimbi kubanga gavument zeyabisuubiza okutambuza emirimu nga bitandiikawo nokutuusa olwaleero tebiziweebwanga.

Ebibuga bino okuli Masaka, Mbarara, Hoima, Lira, Fortportal , Jinja, Soroti, Arua , Mbale ne Gulu gavument bweyaali ebisuumusa yabisuubiza okubiwa obuwumbi 100 nga entandiikwa okubiyambako okutambuza emirimu. Ebibuga bino...

Read more

Ate yo ku ssetendekero e Makerere, Kateregga Julius, akulira abayizi agamba naabamu baadde bakyatidde okudayo mu bibiina, abamu tebanakomawo olwokulangirirwa kwabasomesa baabwe obutasomesa era nga nayo emirimu jitambula kasoobo.

Minister weebyenjigiriza omubeezi JC Muyingo, n'omuteesiteesi omukulu mu Minisitry ye byenjigiriza, Alex Kakooza, baasaba abasomesa okudayo mu bibiina nokuwa gavumenti ebbanga lya myezi 2 ngensonga zaabwe bwebazigonjoola ne ministry ekola...

Read more

Abayizi abasoma obusawo mu matendekero ga gavumenti egenjawulo bakonkomalidde mu bibiina, olwokukosebwa kw’abasomesa baabwe abali ku keedimo koobutaddamu kukwata ku nnoni okutuusa nga gavumenti ekoze kunsonga zaabwe omuli neemisaala.

Abayizi abasoma obusawo mu matendekero ga gavumenti egenjawulo bakonkomalidde mu bibiina, olwokukosebwa kw'abasomesa baabwe abali ku keedimo koobutaddamu kukwata ku nnoni okutuusa nga gavumenti ekoze kunsonga zaabwe omuli neemisaala. Abayizi...

Read more
Page 37 of 43 1 36 37 38 43

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist