Abavubuka 3 abawagizi bamunnamateeka Yusuf Nsibambi avuganya ku kifo kyomubaka wa Mawokota South ababadde bamuwerekerako okunoonya akalulu baggudde mu mugga gwe Lukolo mu kitoogo okuliraana ekitundu kye Bunjako, wabula nga...
Omulabirizi we Namirembe Kitaffe mu katonda Wilberforce Kityo Luwalira alabudde ku kitulugunya bantu ekisitudde ensangi zino, kyagambye nti kikolebwa abo abatamanyi maanyi ga Katonda nebefuula ba katonda bokunsi eri banaabwe....
Omuwendo gwabasibe abakakwaatibwa ekirwadde ki COVID 19 gwongedde okulinnya nga abasibe 34 beebalina kati ekirwadde kino, okuva ku basibe 15 abaaliwo ssabbiiti ewedde. Omuwendo gwabaakakwatibwa ekirwadde kino guli mu basibe...
Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu bendobendo lya West Nile, gyagenda okutongoleza nokutandiika kampeyini ze mu...
The debate will be held on December 4 and 5 2020 and the second in January 2 and 3 2021 under theme “Promoting a Peaceful and Inclusive 2020/2021 general elections.”Following...
Abakulu ku ssetendekero wa Makerere, batandise ku ddimu ly'okukyusa amakulu g'obubonero bweggwanga noluyimba lweggwanga mu nnimi ezenjawulo, okusobozesa banna Uganda, okubinyonyoka nokusikiriza bannansi ku kwagala ensi yaabwe. Munteekateeka eno etandise...