Kiyinda Mityana diocese ejaguzza emyaka 40, omusumba alabudde aberimbika mu kuvujjirira klezia, batwale ettaka lyayo. Ssentebe w'abepisikoopi mu ggwanga era nga ye musumba we ssaza lya Kiyinda Mityana Bishop Joseph...
Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza bayeekera ba ADF okutabangula eggwanga era nalabula nti abanerema okwewaayo mu mirembe, abeby'okwerinda olunabakwata sibakubattira ku liiso. Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven...
president wa Burundi Evareste Ndayishimiye ng'ayogerera mu lukungaana. Kyaddaaki government ya America esazizzaamu nnati zeyali erippye ku bamu ku bakungu ba government ya Burundi.President wa America Joe Biden aliko akiragiro...
Poliisi e Kenya eyongedde okumyumyula eby'okwerinda byayo ku nsalo eyawula Uganda ku Kenya e Malaba, nga beekengera abatujju. Kiddiridde obulumbaganyi bwa bbomu obwakoleddwa ku Uganda ku ntandikwa ya ssabbiiti eno...
Abasawo mu malwaliro ga gavumneti abegattira mu kibiina ki Uganda Medical Association, (UMA}balangiridde akediimo akatandika nga 22 Museenene 2021, ssinga gavumenti eremererwa okutuukiriza obweyamo bwayo obw’okwongera ku muwendo gw’abasawo mu malwaliro...
Ekkanisa ya Uganda mu bulabirizi bw’e Namirembe n’e Luwero bukoze enkyukakyuka mu baweereza b’ekkanisa. Ekkanisa ya Uganda mu bulabirizi bw’e Namirembe n’e Luwero bukoze enkyukakyuka mu baweereza b’ekkanisa. Omulabirizi we...