• Latest
  • Trending
  • All

Kiyinda Mityana diocese ejaguzza emyaka 40, omusumba alabudde aberimbika mu kuvujjirira klezia, batwale ettaka lyayo.

November 22, 2021
Prof.Livingstone Luboobi eyali  Vice Chancellor wa Makerere University kitalo -1944 -2025

Prof.Livingstone Luboobi eyali Vice Chancellor wa Makerere University kitalo -1944 -2025

July 16, 2025
Abaaniriza abagenyi mu Buganda babanguddwa ku ngeri y’okwongera obukugu mu mulimu gwabwe nga bettanira enkola za technology

Abaaniriza abagenyi mu Buganda babanguddwa ku ngeri y’okwongera obukugu mu mulimu gwabwe nga bettanira enkola za technology

July 16, 2025
Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

July 16, 2025
 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu –  tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

July 16, 2025
Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

July 16, 2025
Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

July 16, 2025

DP ewezezza abantu 68 abagala okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament – abakulira eby’okulonda mu DP bagamba omuwendo gukyali mutono

July 15, 2025
Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

July 15, 2025
Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa  Buddu CBS PEWOSA Sacco

Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa Buddu CBS PEWOSA Sacco

July 16, 2025
Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

July 15, 2025
Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka  eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

July 15, 2025
Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

July 15, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Kiyinda Mityana diocese ejaguzza emyaka 40, omusumba alabudde aberimbika mu kuvujjirira klezia, batwale ettaka lyayo.

by Namubiru Juliet
November 22, 2021
in Amawulire, Features, Opinions
0 0
0
0
SHARES
197
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Kiyinda Mityana diocese ejaguzza emyaka 40, omusumba alabudde aberimbika mu kuvujjirira klezia, batwale ettaka lyayo.

Ssentebe w’abepisikoopi  mu ggwanga era nga ye musumba we ssaza lya Kiyinda Mityana  Bishop Joseph Anthony Zziwa akyasanguzizza nti waliwo abantu abefuula abagala okuyamba emirimu gye klezia, ate nebasooka  okusaba ebyapa bye ttaka lyayo, nti bano bakuluppya bennyini abalina ebigendererwa by’okulinyaga.
”Ekibba ttaka kikudde ejjembe ensangi zino ku ttaka ly’essaza lyonna, olwa bayita mukuwa  obuyambi naddala ku masomero, n’amalwaliro ga klezia ate  basooka kusaba byapa byago,kikyamu kubanga ettaka eryo kubeerako  klezia”.
Bishop Kizza asinzidde ku mukolo gwokujaguza bwegiweze emyaka 40 bukyanga ssaza lino erya Kiyinda Mityana litondebwawo mu mwaka gwa 1981 nga likutulwa ku ssaza ekkulu erya Kampala,  Kalidinaali Emmanuel Wamala yeyasooka okulikulembera era emikolo agyetabyeko.
Ebijaguzo by’emyaka 40 biyindidde ku  klezia ya St. Noa Mawaggali mu Kiyinda Mityana.
Bishop Anthony Zziwa era  asabye ministry yo by’obulamu okukoma ku basawo mu malwaliro agamu abagufudde omugano nga baguza abalwadde omusaayi, so ng’abantu baguwaayo ku bwereere okutaasa abalala. Akubirizza bannaSsingo okujjumbira enteekateeka y’obwakabaka ekulembeddwamu ekitongole kya Kabaka Foundation okugaba omusaayi okutandise mu ssaza eryo.

Ye ssabakristu we krezia ya Kiyinda Mityana era Minisita omubeezi owa gavumenti ez’ebitundu mu Buganda Owekitiibwa Joseph Kawuki asabye abakkiriza okufaayo okukuuma ebituukiddwako essaza lya Kiyinda Mityana mu myaka gino 40, ate n’okwongera okuwagira ebirala.  
Omukolo guno gwetabiddwako akuuma entebe ya Ssabasumba wa Kampala era omusumba we Luweero Paul Ssemwogerere, ababaka ba palamenti abatwala ekitundu n’abakulu abalala bangi.
Oluvannyuma Bishop Joseph Anthony Zziwa ng’awerekeddwako abagenyi bonna asimbye omuti ogwekijukizo mu kifo ekyo.
Essaza lino erya Kiyinda Mityana lyakakulemberwa abasumba basatu, eyasooka ye Kalidinaali Emmanuel Wamala okuva nga 17.07.1981 – 21.06.1988. Joseph Mukwaya okuva nga 21.06.1988 – 23.10.2004. Joseph Anthony Zziwa okuva nga 23.10.2004 era yakyalikulembera n’okutuuka kakano.
Essaza lino lizingiramu district ye Mityana, Mubende, Kyankwanzi, Gomba ne Kiboga. 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Prof.Livingstone Luboobi eyali Vice Chancellor wa Makerere University kitalo -1944 -2025
  • Abaaniriza abagenyi mu Buganda babanguddwa ku ngeri y’okwongera obukugu mu mulimu gwabwe nga bettanira enkola za technology
  • Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda
  •  Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025
  • Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist