Omujulizi Bruno Sserunkuuma yattibwa nga 3 June,1886. Yassibwa ffumu, abasajja ba Kabaka Mwanga abaali abakaawu ennyo. Omujulizi omutuukirivu Bruno Sserunuuma ye muwolereza w’abawanika ensimbi, abakola mu by’ensimbi ne mu Bank....
Essaza lya Kasana Luweero (Our Lady of Fatima Queen of Peace/ Maria ow’e FATIMA Kabaka w’e Mirembe) Ekifo kino awali ekitebe ekikulu eky’essaza kyali Kisomesa ky'essaza ekkulu mu Kampala. Bwe...
Venansio ssennoga Ono yali muweereza ku Radio Uganda ne CBS. Yakolanga pulogulamu: Ebibuuzo by'abatuwuliriza ku 88.8 n'endala Obuzaale bwe: Yazaalibwa nga 8 July, 1939 mu ssaza Mawokota. Okusoma kwe Yasomera...
John Paul Lukwago Mpalanyi ye mubaka wa Parliament akiikirira essaza lye Kyotera ali mu kisanja kye ekisooka ku kaadi ya DP. Mpalanyi Lukwago agamba nti CBS weyagendera ku mpewo nga...
Matia Mulumba Kalemba yoomu ku bajulizi ba Uganda 22 abeesiimi, era abajagulizibwa buli nga 03 June, e Namugongo Wakiso mu Uganda. Omujulizi MATIA MULUMBA KALEMBA yali yeddira NTE, era yali...
Omujulizi KALOOLI LWANGA yoomu mu bajulizi ba Uganda 22 abajjukirwa mu nzikiriza ya klezia katulika. Bano be bajulizi abaaviirako ebijaguzo bya 03 June buli mwaka e Namugongo Wakiso mu Uganda....