• Latest
  • Trending
  • All
CBS @27 – kitange CBS yamutuusa ku bwami bw’egombolola nange n’entuusa ku kifo ky’omubaka wa parliament – mubaka Mpalanyi JP

CBS @27 – kitange CBS yamutuusa ku bwami bw’egombolola nange n’entuusa ku kifo ky’omubaka wa parliament – mubaka Mpalanyi JP

June 21, 2023
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri –  2027 ne 2028

CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

CBS @27 – kitange CBS yamutuusa ku bwami bw’egombolola nange n’entuusa ku kifo ky’omubaka wa parliament – mubaka Mpalanyi JP

by Namubiru Juliet
June 21, 2023
in BUGANDA, Features
0 0
0
CBS @27 – kitange CBS yamutuusa ku bwami bw’egombolola nange n’entuusa ku kifo ky’omubaka wa parliament – mubaka Mpalanyi JP
0
SHARES
534
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

John Paul Lukwago Mpalanyi ye mubaka wa Parliament akiikirira essaza lye Kyotera ali mu kisanja kye ekisooka ku kaadi ya DP.

Mpalanyi Lukwago agamba nti CBS weyagendera ku mpewo nga 22 June,1996 yali mu S.3.

Nga wayise olunaku lumu agenda okuva ku ssomero akawungeezi, yasanga kitaawe Elmegio Kabugo aguze akaradio akaasooka awaka wabwe, ng’ekiri kuli ly’eddoboozi eryali eryenjawulo.

Okuva olwo Mpalanyi naayagala CBS n’okutuuka kati.

Mpalanyi agamba nti ne Kitaawe okuva olwo tava ku CBS era mu myaka gino gyonna 27, emuyambye nnyo okumanya n’okugoberera ebifa embuga, era ekyamuyamba okufuuka omwami wa Kabaka atwala egombolola ya Ssabaddu Kagolo Kaliisizo obuweereza bweyakola awatali kwebalira.

” Tusiima nnyo CBS banange mwebale, Kabaka waffe, Katikkiro waffe, abawereza b’ebitongole bya cbs byonna, naddala ekitongole ky’amawuliire tubayozaayoza mwena” Mpalanyi JP

Omubaka Mpalanyi agamba nti amawulire ga CBS naye ng’omuntu gamuyambye nnyo okugoberera ensonga naddala ez’ebyebufuzi, era kweyasinziira okufuna ekinyegenyege ky’okwesimbawo okukiikirira Kyotera.

” olunaku CB lweyasoma egguliire lyange nga nakalangirira nti ngenda kwesimbawo ku kifo ky’obubaka bwa parliament lwali lunaku lwanjawulo eri obulamu bwange era lwannyongera embavu n’obuvumu siddanga mabega. Zaali saawa 6 ez’emisana mu mawulire agava mu bitundu bya Buganda n’empulira ng’omusaasi we Kyotera Ssozi Ssekimpi Lwazi ayanja ensonga hooooo nasanyuka nnyo n’okwewuunya nga mpulira boogera erinnya lyange ku CBS ”

Mpalanyi okuva olwo taddanga mabega era akalulu ka 2021 yakawangula okukiikirira Kyotera mu parliament ku kaadi ya DP n’aggyayo owa NRM era minister Kyeyune Haruna Kasolo.

“Ate olunaku lwe bannangirira nti mpangudde akalulu ku kifo ky’omubaka w’e Kyotera ssakkiriza, essaawa zonna ezaddirira naalinga sikikkiriza okutuusa bwenawulira ku mawulire ga CBS, nenzikiriza nti ddala nali mpaangudde” Mpalanyi JP

Omubaka Mpalanyi John Paul yasomera ku St.Michael Kaliisizo gyeyatuulira P.7

Senior gyagisomera ku St.Andrew Matale.

Alina degree esooka (bachellors) n’eyokubiri (Masters) zeyakolera mu Makerere University.

Alina post graduate diploma mu nsolooza n’embalirira y’emisolo gyeyafuna okuva mu East African school of taxation.

Yaliko omubalirizi omukulu okuva mu kampuni ya Fortuna Ltd.

Yaliko Audit Assistant mu Opwo and Ogwanga associates.

Omubaka Mpalanyi John Paul kati mubaka akiikirira essaza ly’e Kyotera mu parliament mu kisanja kye ekisooka 2021 – 2026.

Bisakiddwa: Ssozi Ssekimpi Lwazi

 

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1
  • Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist