Owek.Waggwa Nsibirwa (ow'okubiri okuva ku kkono)ng'alambula omwoleso gwa cbs pewosa Omumyuka owookubiri owa Katikkiro wa Buganda Owek Robert Waggwa Nsibirwa asabye abantu ba Ssabasajja okukozesa...
Paul Migadde agamba nti yabulwako ebyamaguzi bye Bya Lubega Muda Mutabani weyaliko omumyuka wa president era Ssaabaminister wa Uganda owokutaano Dr. Samson Kisekka Mululu, nga ye...
Abaddukanya kampuni y'ennyonyi y'eggwanga Uganda Airlines baanukudde ku kikolwa ky'omu ku basaabaze ayakwatiddwa ku katambi ng'atembeeya enseenene mu nnyonyi! Abakulu mu Uganda Airlines baliko ekiwandiiko kyebafulumizza nga bavumirira ekikolwa ky'okutunda...
Abaddukanya emikutu gy'amawulire mu Uganda baagala gavumenti ebakendeereze ku nsimbi za license n'emisoso emirala egiteekebwa ku mikutu gy'amawulire. Bano mu kibiina kyabwe ekya National Association of Broadcasters baabadde mu ttabamiruka...
Mu bifaananyi abalwadde nga basimbye ennyiriri mu ddwaliro lya kisenyi mu Kampala Bya Davis Ddungu Emirimu jisangaladde mu malwaliro ga gavumenti enkya ya leero, abasawo mu kibiina ekibata ekya Uganda...
Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza bayeekera ba ADF okutabangula eggwanga era nalabula nti abanerema okwewaayo mu mirembe, abeby'okwerinda olunabakwata sibakubattira ku liiso. Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven...