Kenya natte ezeemu okuwera amata ag'obuwunga gonna agava mu mawanga amalala, ekyeraliikirizza bannauganda. Ssenkulu w'ekitongole ekivunaanyizibwa ku mata mu Kenya ki Kenya Dairy Board Margret Kibogy mu kiwandiiko kyafulumizza agambye...
Abavubi ku mwalo gwe Kacungwa ogusangibwa mu ggombolola ye Mazinga mu district ye Kalangala balaajjana olw’ababbi b’ebyenyanjja abolekedde okubalemesa omulimu gwabwe Bagamba nti mu bbanga lya wiiki emu, waliwo amaato...
Abaami ba Kabaka abemiruka mu gombolola ya Ssaabaddu Kituntu mu ssaza Mawokota mu district ye Mpigi babanguddwa, ku bikwata ku nkola za CBS PEWOSA ez'ebyenkulakana n'okuzuukusa obulimi bwa Pamba mu...
Mugisha Peter wa myaka 56 ebibala abitundira ku nguudo zomukibuga Kampala. Mugisha agamba nti yantandika omulimu guno mu mwaka gwa 2015 era nga agumazeemu emyaka 7. Business ye eri mu...