Sugar Corporation of Uganda Ltd abakola sukaali wa Lugazi abatwalibwa kampuni ya Mehta group bawezezza emyaka 100 nga baweereza bannayuganda. Mehta group baddukanya amakolero agawerako okuli, Sugar Corporation of Uganda...
District ye Wakiso etandise okukola ku nteekateeka z'okukulakulanya omwalo gw'e Bugiri landing site ogusangibwa mu town council ye Katabi. Abakulu okuva ku district webatuukidde ku nteekateeka z'okugukulaakulanya, ng'ettaka lyabwe...
Abantu 3 bakwatiddwa mu district ye Nakaseke nga bateberezebwa okubba akabokisi ka mutuuze munaabwe Jamaada Bogere mwabadde atereka ensimbi ze. Baagenze okukabba kiteeberezebwa nti abadde yakaterekamu obukadde bwa shs mwenda...
Government eyanjudde enteekateeka ez`okutumbula eby`obusubuuzi n'amakolero mu Uganda, ng`eyitira mu ku kwasizaako bannauganda abasiga kuno ensimbi. Mu nteekateeka zino mulimu okuwa bannauganda ettaka n'okubakendeereza ku misolo, naddala abatandikawo amakokero. Minister...
Government mu butongole etongozezza project mwetadde ssente zegenda okuwola abakyala okwekulakulanya, naye nga ssente zino egenda kuzibawolera ku magoba amatono ddala. Project eno etuumiddwa Grow Enterprises for Women Loan, era ...