Police ekutte omukuumi wa kampuni yobwananyini Imurani Kizito, ku bigambibwa nti abadde akabasanya abaana ba mulekwa, abakuumibwa mu maka g'ekifo ekirabirira abatalina mwasirizi. Abaana ba mulekwa baabadde akabasannya bali...
Jajja w’obuyisiraamu Omulangila Dr. Kasim Nakibinge Kakungula accoomeddde ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukuuma obutonde bwensi NEMA, olw'okukozesa obukambwe obusukkiridde nga kimenya ennyumba z'abantu mu bitundu bya Lubigi Nansana mu District ye...
Police etandise okunoonyereza ku ttemu eryakoleddwa ku mwana ow'emyaka 11 mu district ye Kiboga, n'ebimu ku bitundu by'omubiri gwe nebitwalibwa. Omwana Namanda Olivia 11 abadde muyizi ku Fairway nursery School...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abantu 8 ku bigambibwa nti babadde bakola ebicupuli bya ssente z'amawanga agenjawulo. Abakwate ye Mukasa Ronald nga kigambibwa nti yabadde abakulembera, Mugumya Geey, Brian Abaho,...
Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akakudde ku luguudo oluva e Ntungamo okudda e Rukungiri, mmotoka ezibadde ziwenyuka obuweewo bweziremeredde abagoba bazzo ne zeetomera bwenyini ku bwenyini. Akabenje kano kaguddewo ku...