Abatuuze abasukka mu 300 ku kyalo Nanseko e Lwabenge mu district y'eKalungu, kooti ebalagidde okwamuka ebibanja kwebamaze ekiseera, lwabutawa busuulu. Ebibanja ebigobeddwako abatuuze abali eyo mu 300 biri ku ttaka...
Police erinnye eggere mu nteekateeka z'olukiiko lw'abatuuze n'abakulembeze mu bitundu bye Kasokoso mu Kampala, ababadde bagenze okusalira awamu amagezi ku nteekateeka z'ekitongole kya NEMA ez'okubasengula mu ntobazi. Olukiiko luno lubadde...
Nabbambula w’omuliro atanategerekeka kwavudde asanyizaawo ebintu bya bukadde na bukadde bwa nsimbi ku kizimbe kya Ben Plaza ekisangibwa ku kyalo Gangu B mu Makindye Ssaabagabo. Abatuuze aberabiddeko bagamba nti obuzibu...
Abatuuze mu kitundu ekye Kakoni Nindye mu ggombolola ye Nkozi Mawokota ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka, bawonye okufiira mu kabenje oluvannyuma lw'omuvubuka abadde ayiga okuvuga loole, bwemuwabyeeko...
Government ng'eyita mu ministry y'ebyenguudo ewadde district ye Gomba akawumbi k'ensimbi kalamba, okukola enguudo 2 eziweza obuwanvu bwa kms 18 ezibadde zitakyaayitikamu. Enguudo eziteereddwako ensimbi ezo kuliko oluva e Kigezi...
Government etandise okusisinkana abavunaanyizibwa ku kulondoola ebyenjigiriza mu bitundu by'eggwanga ebyenjawulo, okusalira amagezi ekizibu ky'ebifo omukuumibwa abaana abatannaba kutandika kusoma, ebyeyongedde nga tebiri mu mateeka. Entekateeka eno etuukidde mu kiseera...
Abantu 4 ababadde batambulira ku bodaboda bafiiridde mu kabenje akagudde e Namasoga ku luguudo oluva e Jinja okudda e Iganga. Abana bano babadde batambulira ku pikipiki Bajaaj Boxer No. UFJ...
Enkuba efudembye obutasalako esannyalazza ebyentambula e Namasuba ku luguudo oluva e Kampala okudda Entebbe ku Bata Bata, olwa mukoka awaguzza nayanjala mu luguudo. Ebidduka ebiva mu Kampala bimaze akaseera nga...