• Latest
  • Trending
  • All
Bishop Gaster Nsereko atuuziddwa ng’Omulabirizi wa West Buganda ow’Omusanvu

Bishop Gaster Nsereko atuuziddwa ng’Omulabirizi wa West Buganda ow’Omusanvu

March 30, 2025

Abakuuma ddembe baazizza amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ng’ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi

May 16, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Bishop Gaster Nsereko atuuziddwa ng’Omulabirizi wa West Buganda ow’Omusanvu

by Namubiru Juliet
March 30, 2025
in Amawulire
0 0
0
Bishop Gaster Nsereko atuuziddwa ng’Omulabirizi wa West Buganda ow’Omusanvu
0
SHARES
199
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

 

Omulabirizi wa West Buganda omujja Bishop Gaster Nsereko atuuziddwa ng’Omulabirizi owomusanvu ow’Obulabirizi buno.

Omukolo guyindidde mu kisaawe  e Kako mu Buddu.

Omulabirizi Nsereko azze mu bigere by’omuwummuze Bishop Henry Katumba Tamale.

Bishop Katumba Tamale n’omukyala

Ssabalabirizi w’ekanisa ya Uganda The Most Rev.  Steven Samuel Kazimba Mugalu yaakulembeddemu emikolo egy’okutuuza omulabirizi Gaster Nsereko.

Ssaabalabirizi yebazizza Omulabirizi omuwummuze Henry Katumba Tamale olw’ emirimu emingi emirungi egirabwako gyakoledde Obulabirizi bwa West Buganda, naagamba nti wadde awummudde naye tanakowa era ekkanisa ekyamwetaaga.

Omulabirizi omuwummuze Bishop Henry Katumba Tamale asuubizza amuddidde mu bigere okumuwuliranga bulijjo n’okukola byonna byanamulagiranga, namugumya nti Katonda amuyise mwesigwa ajja kumusobozesa byonna.


President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni, mu bubaka bwatisse Minister w’amasanyalaze n’obugagga obwomuttaka Canon Ruth Nankabirwa Ssentamu Sseggujja, ayozayozezza Bishop Gaster Nsereko okutuuka ku buweereza obwo obunene mu Kanisa ya Uganda, namusaba abuulire enjiri ey’okulwanyisa obwavu mu maka buli mukristayo okuba n’Omwoga mwaggya ensimbi, nti kuba n’ebyawandiikibwa biraga nti  ne Yesu yalina Omwoga ogw’obubazzi ng’akola ne Kitaawe Yusufu

President Museveni awadde Omulabirizi Gaster Nsereko emmotoka empya ttuku okumusobozesa okukola obulungi omulimu gw’obulabirizi.

Kamalabyonna wa Buganda  Charles Peter Mayiga, mu bubaka bwatisse Omumyuka owokubiri owa Katikkiro era omuwanika wa Buganda Owek. Robert Wagwa Nsibirwa, agambye nti Obwakabaka bwetegefu okuwagira Omulabirizi omuggya.

Owek.Robert Waggwa Nsibirwa omumyuka ow’okubiri owa Katikkiro wa Buganda

 

Kamisona wa Parliament era Omukulembeze w’ekisinde Kya Democratic Alliance era Omubaka wa Nyendo Mukungwe, Owek. Mathias Mpuuga Nsamba ategezezza Omulabirizi omuggya nti  mu Ndiga zagenda okusumba mulimu ezetaaga okukangula ku ddoboozi okuzizza mu Kkubo eggolokofu.

 

Omulabirizi omuggya Bishop Gaster Nsereko yeyamye okukolaganira awamu b’Obwakabaka bwa Buganda ne government eya wakati okuwagira n’okusitula omutindo gw’eby’enfuna mu maka, okukubiriza abantu okukola ennyo naddala okusimba emmwanyi.

Omukolo gwetabiddwako eyaliko Omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Edward Kiwanuka Ssekandi n’eyaliko Ssabaminister wa Uganda Abednego Kintu Musoke, omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda olukulu, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule, Omukubiriza w’olukiiko lw’abataka Abakulu ab’obusolya Omutaka Namwama Augustine Kizito Mutumba, ba Minister mu government eya wakati n’eye Mengo, ababaka ba Parliament, Abaawule n’abawereza abalala bangi nnyo.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abakuuma ddembe baazizza amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ng’ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi
  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist