Police ye Jinja ekutte omuntu 1, kwabo 10 abaatoloka mu kaduukulu ka Police ya CPS mu kibuga Jinja wiiki ewedde.
Abaatooka baali bakwatiddwa nga bateberezebwa okuba abamenyi b’amateeka.
Omwogezi wa police mu kitundu ekya Kiira Region SP Mubi James agambye nti police ekyagenda mu maaso gw’abasibe abalala 9 abakyawenjezebwa.
Mubi aganbye nti waliwo abasirikale 12 abaali balina okubeera ku mirimu abakwatiddw, era bakuvunaanibwa.#