Omuntu omu aggudde mu nnyanja naafiiramu ate abalala babiri nebasimatuka e Bweema mu bizinga e Buvuma, bwebekanze eryato lya banaabwe nga balowooza nti basirikale abalwanyisa envumba embi ku nnyanja. Afudde...
Abatuuze b’omundeeba mu gombolola ye Lubaga mu Kampala bagudde ku kikutiyaekirimu number Plate za Pikipiki eziwerako,nga zino bazisanze okuliraana omulambo gw’omuntu eyasuulidwa mu kitundu kino wabula nga tamanyiddwa mu kitundu...
Government ng'eyita mu Parliament eggye ebitongole byobwannakyewa n'amasinziizo okuli ekereziya ne kanisa ku lukalalala lw'ebitongole government byebadde erondoola nti biyinza okuyambako mu muze gw'okukusa ensimbi okuvugirira ebikolwa ebyekittujju mu Uganda....
Minister w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo era mukyala w’omukulembeze w’eggwanga Jenet Kataha Museveni afulumizza ebyava mu bibuuzo bya PLE eby’omwaka oguwedde 2024, ku mukolo ogubadde mu maka g’obwapresident e Nakasero. Bimwanjuliddwa ab’ekitongole ky’ebigezo...
Abantu 2 bafiiriddewo mbulaga saako omwana afudde ng'addusibwa mu ddwaliro, ate abalala 12 bakoseddwa nnyo mu kabenje akagudde ku kyalo Bujaabe mu gombolola ye Nakitoma mu district ye Nakasongola, ku...
Kyadaaki ekitongole ky’amakomera mu ggwanga kikiriziganyizza ne banna mateeka ba munna kibiina kya FDC ekiwayi kye Katonga Rtd Col Dr. Kiiza Besigye addemu okufuna emmere eva bweru w’amakomera, oluvanyuma...
Ministry y'ebyenjigiriza erangiridde nti ku Thursday nga 23 January,2025 lw'egenda okufulumya ebyava mu bigezo eby'ekibiina ekyomusanvu ebyakolebwa omwaka oguwedde 2024. Abakungu mu Kitongole kya UNEB basisinkanye Minister w'ebyenjigiriza era mukyala...
Munna Republican John Donald Trump alayiziddwa nga president wa United States of America owa 47. Trump olukubye ebirayiro naategeeza nti Katonda yamujjukidde era naamutaasa okuttibwa, n'amuwa ekisanja ekirala akomewo anunule...
Bannamateeka ba Rtd.Col.Dr.Kiiza Besigye boolekedde ekkomera e Luzira okumusisinkana,okwongera okwekkaanya embeera gy'alimu, nga kitegeerekese nti yayawuddwa ku basibe abalala, ate nebagaana n'abantu be okumutwalira eby'okulya. Akulira ekibiina kya FDC ekiwayi...