• Latest
  • Trending
  • All
Government eggye amasinzizo n’ebitongole by’obwannakyewa – ku lukalala lw’ebifo ebiyinza okukusibwamu ensimbi ezivujjirira obutujju

Government eggye amasinzizo n’ebitongole by’obwannakyewa – ku lukalala lw’ebifo ebiyinza okukusibwamu ensimbi ezivujjirira obutujju

January 24, 2025
Omuyimbi Mesach Ssemakula yoomu ku bagenda okusoya abamegganyi ba Bbingwa 2025 ku CBS Emmanduso

Omuyimbi Mesach Ssemakula yoomu ku bagenda okusoya abamegganyi ba Bbingwa 2025 ku CBS Emmanduso

July 9, 2025
Obukulembeze obwengeri yonna bulina okufaayo eri abantu – Katikkiro Mayiga asisinkanye bannarotary aba District 9213

Obukulembeze obwengeri yonna bulina okufaayo eri abantu – Katikkiro Mayiga asisinkanye bannarotary aba District 9213

July 9, 2025
Ebibiina by’obufuzi ebitali mu IPOD tebigeenda kuweebwa nsimbi kuva mu government

Ebibiina by’obufuzi ebitali mu IPOD tebigeenda kuweebwa nsimbi kuva mu government

July 9, 2025
Vipers FC ekaansizza omuteebi Mark Yallah – munnansi wa Liberia

Vipers FC ekaansizza omuteebi Mark Yallah – munnansi wa Liberia

July 9, 2025
PFF eronze obukulembeze obuggya – Dr.Kiiza Besigye naalabula abali ku ludda oluvuganya abakozesebwa government

PFF eronze obukulembeze obuggya – Dr.Kiiza Besigye naalabula abali ku ludda oluvuganya abakozesebwa government

July 8, 2025
Pr.Dr. Maka Moses Ndimukika abadde Ssaabalabirizi w’ekanisa y’abadvent mu Uganda –  kati yaakulira obuvanjuba námasekkati ga Africa

Pr.Dr. Maka Moses Ndimukika abadde Ssaabalabirizi w’ekanisa y’abadvent mu Uganda – kati yaakulira obuvanjuba námasekkati ga Africa

July 8, 2025
Rugby Cranes etandise bubi mu mpaka za Africa Cup of Nations 2025 e Namboole

Rugby Cranes etandise bubi mu mpaka za Africa Cup of Nations 2025 e Namboole

July 8, 2025
CBS efunye engule okuva mu NEMA – lwa kulwanirira butonde bwansi

CBS efunye engule okuva mu NEMA – lwa kulwanirira butonde bwansi

July 9, 2025
Kalangala efunye ekyombo ekipya -MV ORMISTON

Kalangala efunye ekyombo ekipya -MV ORMISTON

July 9, 2025
Walusimbi Godfrey eyaliko omuzannyi wa Uganda Cranes ye mugenyi ow’enjawulo mu Bbingwa ku CBS Emmanduso

Walusimbi Godfrey eyaliko omuzannyi wa Uganda Cranes ye mugenyi ow’enjawulo mu Bbingwa ku CBS Emmanduso

July 9, 2025
President Museveni ayisizza ebiragiro ebiggya ku bantu abatankanibwa obutuuze bwabwe – okuva mu mwaka gwa 1962

President Museveni ayisizza ebiragiro ebiggya ku bantu abatankanibwa obutuuze bwabwe – okuva mu mwaka gwa 1962

July 8, 2025
Enteekateeka y’okukuza amatikkira ga Kabaka ag’omulundi ogwa 32 nga 31 July,2025 ku muzikiti  e Kibuli

Enteekateeka y’okukuza amatikkira ga Kabaka ag’omulundi ogwa 32 nga 31 July,2025 ku muzikiti e Kibuli

July 7, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Government eggye amasinzizo n’ebitongole by’obwannakyewa – ku lukalala lw’ebifo ebiyinza okukusibwamu ensimbi ezivujjirira obutujju

by Namubiru Juliet
January 24, 2025
in Amawulire
0 0
0
Government eggye amasinzizo n’ebitongole by’obwannakyewa – ku lukalala lw’ebifo ebiyinza okukusibwamu ensimbi ezivujjirira obutujju
0
SHARES
66
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Government ng’eyita mu Parliament  eggye ebitongole byobwannakyewa n’amasinziizo okuli ekereziya ne kanisa  ku lukalalala lw’ebitongole government byebadde erondoola nti biyinza okuyambako mu muze gw’okukusa  ensimbi okuvugirira ebikolwa ebyekittujju mu Uganda.
Government ng’eyita mu tteeka lya Anti Money Laundering Act yali yassa amasinzizo ku bifo ebiyinza okuyitibwamu okukusa ensimbi.
Wabula ministry y’ebyensimbi eyanjulidde parliament ekiteeso ekiggya ebitongole by’obwannakyewa n’amasinzizo ku lukalala olwo.
Okusinziira ku tteeka eryo erya Anti Money Laundering Act, amakanisa,amakeleziya saako ebitongole by’obwannakyeewa bibadde bikwaatibwako okutwala kalonda akwata ku ngeri gyebifunamu ensimbi n’ensaasaanya yaazo, eri ekitongole ky’eggwanga ekirwanyisa okukusa ensimbi ki Financial Intelligence Authority of Uganda buli mwaka.
Kino kikolebwa n’ekigendererwa ekyokulwanyisa okukusa ensimbi ezivugirira ebikolwa ebyekittujju.
Minister omubeezi ow’ebyensimbi Henry Musaasizi abuulidde parliament nti oluvannyuma lwa Uganda okugyibwa ku lukalala lw’ensi ezaali zoolekedde okussibwako ekkoligo olw’okulemererwa okutuukiriza obukwakkulizo bwokulwanyisa ebikolwa by’okukukusa ensimbi, ekitongole kyensi yonna ekirwanyisa okukukusa ensimbi ki The Financial Action Task Force  kyaalagira Uganda okuggya amakeleziya, amakanisa n’ebitongole byobwannakyewa ku lukalala lwebitongole ebibadde bissibwako nnyo eriiso ejjjogi.
Ebitongole byobwannakyeewa emyaka mingi bibadde byesanga mu kusoomozebwa olwa government okussa envumbo ku account zaabyo n’ebimu okubiggalawo, olwokulemererwa okutuukiriza obukwakkulizo buno obuli mu tteeka lya Anti money Laundering Act.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omuyimbi Mesach Ssemakula yoomu ku bagenda okusoya abamegganyi ba Bbingwa 2025 ku CBS Emmanduso
  • Obukulembeze obwengeri yonna bulina okufaayo eri abantu – Katikkiro Mayiga asisinkanye bannarotary aba District 9213
  • Ebibiina by’obufuzi ebitali mu IPOD tebigeenda kuweebwa nsimbi kuva mu government
  • Vipers FC ekaansizza omuteebi Mark Yallah – munnansi wa Liberia
  • PFF eronze obukulembeze obuggya – Dr.Kiiza Besigye naalabula abali ku ludda oluvuganya abakozesebwa government

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist