Abaddukanya kampuni y'ennyonyi y'eggwanga Uganda Airlines baanukudde ku kikolwa ky'omu ku basaabaze ayakwatiddwa ku katambi ng'atembeeya enseenene mu nnyonyi! Abakulu mu Uganda Airlines baliko ekiwandiiko kyebafulumizza nga bavumirira ekikolwa ky'okutunda...
Bannabyabufuzi ku ludda oluwabula government basimbidde ekkuuli enteekateeka z'ennongoosereza mu etteeka ly'okuyiikuula eby'obugagga eby'omuttaka eriruubirira okuwa minister w'ebyobugagga eby'endibo obuyinza obw'enkomeredde ku byo, n'abalombe. Akulira oludda oluvuganya government Matthias Mpuuga...
Essiga lya Kampala Capital City Authority ery'ekikugu liwanjagidde linnaalyo ely'ebyobufuzi erikulemberwa loodi mmeeya okubayambako okutereeza mu tteeka mwebayinza okuyita okusolooza omusolo mu bannaKampala. Minister omubeezi owa Kampala Kyofatogabye Kabuye agambye...
Abaddukanya emikutu gy'amawulire mu Uganda baagala gavumenti ebakendeereze ku nsimbi za license n'emisoso emirala egiteekebwa ku mikutu gy'amawulire. Bano mu kibiina kyabwe ekya National Association of Broadcasters baabadde mu ttabamiruka...
Omwogezi wa poliisi Fred Enanga ategezezza nti Poliisi e Kabalagala mu Kampala eriko bannansi ba Somalia basatu beekutte, oluvannyuma lw'okusangibwa n'akuuma akanasula bbomu. Abakwate kuliko Abdul Karim Mayo emyaka 25 nga...
Wabaddewo akasattiro e Mengo Kisenyi okumpi ne paaka ya taxi, abakolerawo bwebagudde ku kintu ekiteeberezebwa okuba bbomu nebabuna emiwabo. Wabaddewo akasattiro e Mengo Kisenyi okumpi ne paaka ya taxi, abakolerawo...