Nakanwagi Mastulah (ali wakati)attiddwa Agambibwa okuba munnamagye akakanye ku mukyala we namutematema namutta, nga kigambibwa nti amulanze gwakunoba naava awakawe. Bino bibadde ku kyalo Bulwanyi Katulaga...
Ekitongole kyénsi yonna ekivunaanyizibwa ku butondebwensi ki World Wide Fund International kitandise kawefube w'okukuuma amazzi ga Uganda okusigala nga mayonjo okutumbula ebyobulamu by'omugigi oguliwo n'ogirijja. Enteekateeka eno etuumiddwa Blue Heart...
Laddu ekubye abayizi 32 n'abasomesa basatu ku ssomero lya Kembo Nuuhu Islamic Primary school mu bizinga eby'eBuvuma. Laddu ebakubidde mu namuttikwa w'enkuba afudembye emisana ga leero, baddusibwa mu ddwaliro e...
Dr.Monica Musenero minister wa science ne Technology era akulira ekitongole kya Preside ekinoonyereza n'okukola eddagala lya Covid 19 mu Uganda. Wofiisi ya Kaliisoliiso wa government aweereddwa...
Owek. David Kiwalabye Male ngaliko ennyumba y'ennono gyeyetegereza Minisita w’obuwangwa, ennono n’obulambuzi mu Bwakabaka bwa Buganda Owek. David Kiwalabye Male ayagala abantu bonna beesenza ku ttaka...
Kalina ya myaliriro esatu egudde e Nalumunye Katale Ekizimbe kya kalina ekirala kigudde mu bitundu bye Nalumunye Katale Bukwenda Kyengera Town council mu district ye Wakiso,...
Minister w'ettaka Judith Nabakooba Minister w'ettaka mu ggwanga Judith Nabakooba awandiikidde Ssaabaduumizi wa Police Martin Okoth Ochola, alagire abasirikale be okufulumya obutambi bwa camera ku byaliwo,...