Abakwata mmundu abakaramoja bakubye ssentebe wa LC III mu gombolola ye Napumpum Paul Lowok amasasi agamuttiddewo nebabulawo. Ettemu lino libadde mu kimu ku birabo omunyweerwa omwenge mu district ye Kotido....
Amatikkira ga Makerere University agómulundi ogwe 72 gatandise , ng’abayizi abasoba mu 4000 bebatikkiddwa ku lunaku olusoose. Abatikkiddwa leero bava ku bbanguliro ly’abasawo erya College of Health Sciences (CHS), abakuguse...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museven akawangamudde nti Uganda terina ntegeka yakukendeeza ku misolo gyebimu ku bintu ebirinnye ennyo ebbeyi, ebikaluubirizza obulamu bwa bannauganda. President Museveni mukwogerakwe eri eggwanga, agambye...
Police mu kitundu kya Wamala mu district ye Mityana, etandise okunoonyereza ku babbi b'emmundu abanyaguludde abasaabaze mu Bus ya kampuni ya Link, bakuuliise n'ebintu byabwe ebiwerako. Abakambwe bano bus ya...
Parliament eyisizza embalirira eyenyongereza ya buwumbi 617, mu mwaka gw'ensimbi guno 2021/2022 ogusigaddeko omwezi gumu okuggwako. Okusaba kuno kwanjuddwa minister omubeezi ow'ensimbi Henry Musaasasi. Ku mbalirira eyenyongereza eno, ministry y'obwa...
Omuvubuka omwetissi w'emigugu ku Ben Kiwanuka Street mu Kampala Eric Squat asindikiddwa mu kkomera e Luzira, avunaanibwa kunywa mwenge gwa bandi natasasula. Kigambibwa nti Squat yekatankira eccupa za beer 22...
Nakanwagi Mastulah (ali wakati)attiddwa Agambibwa okuba munnamagye akakanye ku mukyala we namutematema namutta, nga kigambibwa nti amulanze gwakunoba naava awakawe. Bino bibadde ku kyalo Bulwanyi Katulaga...