Omujulizi Yowana Maria Muzeeyi ye mujulizi eyasembayo okuttibwa nga 31 January, 1887. Ekiggwa kye kiri mu Kisenyi okuliraana akatale ka St.Balikuddembe akaayitiwanga Owino. Kigambibwa nti Yowana Maria Muzeeyi mu kuttibwa...
Omubaka wa Kawempe North Ssegirinya Muhammad ali ku kazondaalo abadde aleeteddwa mu kooti Okuwulira omusango ogwókukuma omuliro mu bantu oguvunaanibwa omubaka wa Kawempe North Muhammed Ssegirinya...
Abaana bana bafiiridde munju ekutte omuliro, ku kyalo Kawuku Kira municipality mu district ye Wakiso. Enjega eno ebadde mu maka g'Omukyala Naigaga Annet omwoki wa kasooli ne gonja mu kitundu....
Okuva ku kkono;Oivind Ermando Reinertsen avudde mu Norwagian Agency on exchange Cooperation,omuk.Micheal Kawooya Mwebe akulira CBS FM, Marit Erdal ne Frolence Luwedde akulira CBS PEWOSA NGO...
Aba Nsonga CBS fans club nga berwanako okulwanyisa obwavu Obuwumbi bwa shs 263 zezaakasaasanyizibwa mu nteekateeka ya Parish Development model mu mwaka gwebyensimbi guno 2021/2022. Enteekateeka...
Omuyizi Nuwagira Albert akutte engule ngali ne nnyina ne mwannyina baliraanye Chancellor wa Makerere Ezra Suruma Emikolo gyókutikkira abayizi ba Makerere University ku lunaku olwókubiri, abayizi...
Abaana abakonziba beyongedde mu kitundu kye Karamoja, olw'endya embi wadde ng'amata gyegali mu bungi. Ekitundu kye Karamoja kimanyiddwa mu kulunda ente kyoka amata agava mu nte zino, abazadde naddala abakyala...
Police ekutte deereva ne mmotoka etomedde omu ku balamazi ababadde bagenda e Namugongo nemuttirawo. Emmotoka ya buyonjo etomedde omulamazi ebadde kika kya Toyota Harrier UBH 186F, emutomeredde mu kitundu kye...