Omuliro ogutanategerekeka kweguvudde gusanyizzawo ebintu by'abayizi be ssomero Pallisa girls primary school,lisangibwa mu town council ye Pallisa. Omuliro guno gutandise ku saawa bbiri n'ekitundu ezekiro ky'olwokubiri, gusanyizaawo ebintu by'abayizi okuli...
Kaliisoliiso wa government Betty Kamya lweyali mu kakiiko ka COSASE nga yennyonyolako Minister w’ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga Matia Kasaija ayogedde kaati nti yakola kikyamu era neyetonda okuyisa...
Abalamazi nga bayimiridde ewali omubiri gwa Jackline Arinaitwe asangiddwa ng'afiiridde e Namugongo Waliwo omulamazi asaangiddwa ng'afiiridde e Namugongo, ku kiggwa ky'abakristaayo e Nakiyanja. Afudde ye Jackline...