Abalamazi nga bayimiridde ewali omubiri gwa Jackline Arinaitwe asangiddwa ng'afiiridde e Namugongo Waliwo omulamazi asaangiddwa ng'afiiridde e Namugongo, ku kiggwa ky'abakristaayo e Nakiyanja. Afudde ye Jackline...
Nga abakristu n’abakrisitaayo beetegekera okukuza olunaku lw’abajulizi nga 3rd June e Namugongo – abakatuliki balamaze mu lugendo lwebayise olw'okutambulira mu kukkiriza – Walk of Faith. Olugendo luno lubadde lwakujukira abajulizi...
Omujulizi Yowana Maria Muzeeyi ye mujulizi eyasembayo okuttibwa nga 31 January, 1887. Ekiggwa kye kiri mu Kisenyi okuliraana akatale ka St.Balikuddembe akaayitiwanga Owino. Kigambibwa nti Yowana Maria Muzeeyi mu kuttibwa...