Abantu babiri bafudde n'abalala 9 baddusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago nga bali bubi taxi mwebabadde batambulira NO.UAW 987 Y eremeredde omugoba waayo neyeesolossa mu kiwonvu ekiri ku nkulungo ya...
Police ye Iganga ekutte omusajja Peter Idoobe ku bigambobwa nti atuguumbudde omwanawe, oluvannyuma lwokufuna obutakaanya ne mukyalawe Natukunda Monica. Bino bibadde ku kyalo Buliigo mu Iganga central division. Omugenzi ye...
Olukiiko olufuzi olulondoola ensonga zábakadde mu Uganda olwa National Council for Older persons in Uganda luwadde government amagezi enyweeze amateeka agakuuma abakadde, bakome okunyigirizibwa songa baliko byebayambako mu nkulaakulana yéggwanga....
Taata w'amyuka akulira ebiweerezebwa ku mpewo za CBS emmanduso ku mukutu gwa 89.2 Martin Oscar Kintu, nga ye muzeeyi Kintu David aziikiddwa ku kyalo Wairama, Nabukalu zone mu district ye...