Namutikkwa w'enkuba abaddemu kibuyaga n'omuzira akosezza qbatuuze abawerako ku kyalo kikoma-kitazzi mu district ye Buikwe. Omuzira nga gukwatiridde mu nnyumba ebikkuseeko akasolya Sentebe w'e kyalo kino...
Ssaabasumba Paul Ssemogerere ajaguzza omwaka mulamba bukyanga atuuzibwa ku ntebe y'Obwassabasumba bwa Kampala. Ssaabasumba Ssemogerere yatuuzibwa nga 25 January 2022 mu lutikko e Lubaga. Ssaabasumba...
Police eLyantonde ekutte abantu 3 ku bigambibwa nti benyigidde mu kutta ssentebe w'ekyalo. Ssentebe we kyalo Kiyinda abadde ayitibwa Turyamuhika Yosam yasangiddwa yattiddwa mu kiro. Kigambibwa nti Ssentebe Turyamuhika Yosam...
President Yoweri Kaguta Museveni alabudde abakulembeze mu Africa okubeera abegendereza n'obutapapira kumala gasalawo ku nsonga ezikwata ku mawanga gabwe. Museven abadde Buhuka -Kyangwali mu District ye Kikuube e Bunyoro, ngátongoza...
Police egudde omusango ku bakansala ba KCCA, ogw’okukuma omuliro mu bantu ngéra obudde bwonna bagenda kutwalibwa mu kooti babitebye. Bakansala bano kuliko Faridah Nakabugo , Twaha Abudaral ne Ssemakula Munir....
Kkooti enkulu e Masaka etaddewo olwa nga 13 omwezi ogujja ogwa February okulamulirako okusaba kw’ababaka okuli owa Makindye West Allan Ssewannyana ne Muhammad Sseggiriinya owa Kawempe North oba bakkirizibwa okuyimbulwa...
Abazigu abatanaba kutegerekeka balumbye essundiro ly'amafuta aga Magnum Petroleum agasingibwa e Kitega mu district ye Buikwe nebatematema omukuumi n'omukozi saako n'abamu ku balirwana ababadde bazze okudduukirira. Kigambibwa nti ababbi bano ababadde beyambisa...
Ababaka ba parliament 348 bebalonze nga basemba ekiteeso ekyokuggya obwesige mu Minister omubeezi ow'ebyettaka Persis Namuganza. Ababaka 5 bagaanye okukiwagira, so nga 3 baganye okwetaba mu kulonda. Ababaka 356...