Abantu bataano nga basatu ku bano bakyala abasuliridde okuzaala bawonye okufiira mu kabenje, ambulance ebadde ebaddusa mu ddwaliro e Kabale bweremeredde omugoba waayo, ne yerinddigula ekigwo. Akabenje Kano kagudde ku...
John Nagenda afiiridde ku myaka 84 egy’obukulu. Nagenda y’abadde omuwi w’amagezi eri president Yoweri Kaguta Museven ku nsonga z’eby’amawulire. Okusinziira ku Minister avunaanyizibwa ku nsonga z’obwapresident Milly Babalanda, John Nagenda...
Omuliro ogutandise ku saawa munaana ez’emisana gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ba Bukonte Seed secondary school e Namutumba mu Busoga. Mu kiseera wegukwatidde abayizi bonna babadde mu bibiina, era tewali noomu ayokeddwa...
Ekitongole kigenda kukulemberwa Omuk. Dr Nassanga Jane Ruth, wakumyukibwa Dr.Abasi Mukyondwa Kabogo. Ba memba abalala abakubye ebirayiro by’okuweereza Obwakabaka okuyita mu kitongole kino, kuliko Ddegeya Ssekyeru, Dr. Nicholas Mugagga, Betty...