Ekitongole kya Red Cross munsi yonna kisiimye era nekiwa engule eri Obwakabaka bwa Buganda okuyita mu kitongole ekya Kabaka Foundation eyitibwa Henry Dunant Award, olwa kawefube gwekikoze ow'okukunga abantu...
Abatuuze n'abasuubuzi abakozesa oluguudo olugenda e Kagongo mu gombolola ya Ssaabagabo Ngogwe mu district ye Buikwe bafunye ku buweerero, oluguudo lwabwe olubadde lumaze emyaka n'ebisiibo nga teruyitikamu lukoleddwa. [caption id="attachment_22162"...
Abantu babiri nga ba kanyama bakubiddwa abatuuze nebafiirawo, babasanze ku ttaka eririko enkaayana. Ettemu lino libadde Busukuma mu district ye Wakiso, ku ttaka ly'Omutuuze Kiwanuka Ben agambibwa okugugulana ne mutuuze...
Police ye Jinja eriko omusajja ategerekeseeko erya Salimu gweyigga, kigambibwa nti yasse eyali mukyalawe. Kigambibwa nti Salim yateeze Mary Asiyo e Bugembe mu Jinja City, bweyabadde ava ku mulimu ng'adda...
Omulamuzi wa kooti enkulu Isaac Muwaata agobye okusaba kwa Coporiyamu Kasolo, ateeberezebwa okukulemberamu okutemula Maria Nagirinya ne ddereeva we Ronald Kitayimbwa, ng'abadde ayagala kooti emuwe ebitabo byonna ebirimu amateeka ga...