Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alabikako eri Obuganda mu kusimbula emisinde gy’amazalibwage agemyaka 68 nga asinziira mu Lubiri e Mengo, naalagira wabeewo okubudaabudibwa okwenjwulo eri abalina akawuka ka...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asimbudde abaddusi abetabye mu misinde gy'amazaalibwa ge ag'emyaka 68. Magulunnyondo asimbudde abadduse Kilo metre 21, 10 ne 5. Omuteregga awerekeddwako Nabagereka Sylivia Nagginda....
Minister omubeezi ow'ebyensimbi n'okuteekerateekera eggwanga Amos Lugoloobi police emukutte, ku bigambibwa nti yenyigira mu vvulugu w'okwezibika amabaati agaali galina okuweebwa abawejjere e Kalamoja. Ekiwandiiko ekifulumiziddwa police kitegezezza nti Lugoloobi asuubirwa...
Kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi kyaddaaki eyimbudde ku kakalu kaayo Minisita wensonga ze Karamoja Mary Gorret Kitutu wamu ne muganda we Naboya Micheal Kitutu, bawoze emisango gyobuli bw'enguzi nga bava waka....
Abadde omuteesiteesi omukulu mu wofiisi ya Ssaabaminister Keith Muhakanizi afudde. Okusinziira ku mwogezi wa government Ofono Opondo, Muhakanizi afiiridde mu ddwaliro mu kibuga Milan ekya Italy gy'abadde yagenda okujanjabwa. Muhakanizi...
Emikolo gy'amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda age 68 gayinda. Ssaabasajja Kabaka ayaniriziddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga ku ssaawa mukaaga ezoomuttuntu. Emikolo giri mu Lubiri lwa Kabaka e Mengo...
Embeera eyongedde okubijjira Minister w'ensonga z'e Kalamoja Mary Gorret Kitutu ngera y'e Mubaka omukyala owa District ye Manafa, kkooti ewozesa abalyake nabakenuzi bwegaanye okumuyimbula ku kakalu kaayo. Omulamuzi wa kkooti...