Omwana ow'emyaka 4 afiiridde mu nkuba ekedde okufudemba mu bitundu bye Kasese n'abalala 2 baddusiddwa mu ddwaliro. Bino bigudde ku kyalo Butera mu gombolola ye Buhurira mu district ye Kasese....
Olwa leero ennaku z'omwezi ziri 01 May,2023 lunaku lwa kwefumiitiriza ku nsonga ezikwata ku bakozi munsi yonna. Emikolo emikulu mu Uganda gitegekeddwa mu district ye Namutumba, president w'eggwanga Yoweri Kaguta...
Abantu 2 okuli omuyizi w'essomero bebafiriddewo ate omuntu omu nasimattuka, ekirombe mwebabadde basima omusenyu kibagwiridde. Ekirombe kino kisangibwa Karandagasi mu muluka gwe Kitojo mu ggombolola ye Bubaare mu district ye...
Kkooti enkulu ewozesa abalyake nábakenuzi eronze omulamuzi Jane Kajuga okuwulira okusaba kwa minister omubeezi owénsonga ze Kalamoja era omubaka omukyala owa District ye Buduuda Agnes Nanduttu, okwokweyimirirwa ku misango gyókubulankanya...