Police e Masaka ekutte abantu 4 ku bigambibwa nti bayina kyebamanyi kunfa y'abantu 5 aba famile emu. Ekikangabwa kino kyaliwo Nga 24 omwezi gwa June omwaka guno 2023, abantu ab'amaka gamu...
Police mu district ye Kannungu ekutte taata n'emuggalira ku bigambibwa nti asse mutabani we ow'emyaka 10, lwa shs 500. Akwatiddwa ye Agaba Onacklet myaka 46 nga kigambibwa nti omwana gwasse...
Bannakyaggwe ku mwalo gwe Katosi mu ggombolola ya Ssabaddu-Nanfumbambi Ntenjeru babugaanye essanyu oluvanyuma lw’okulaba ku Ssabasajja Kabaka asiimye n’abalambulako akawungeezi nga tebamusuubira. Ssabasajja Kabaka atuuse ku mwalo gwe Katosi mu...
Kyadaaki president wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa eraomuddumizi wokuntikko owe bitongole by'okwerinda byonna akirizza eyaliko omudduumizi wa police ya Uganda, Gen Kale Kalekeezi Kaihura emirimu gy'amagye mu butongole....
Police enoonyereza kunfa ya officer waayo. Police mu bbendobendo erya Busoga North etandise okunoonyereza kunfa ya officer waayo Nuwagaba Lodemus, asangiddwa mu mu muzigogwe nga zembuyaga ezikunta. Omwogezi wa police...
Ekkanisa ya Uganda etaddewo olwa nga 01 August, olukiiko lw'abalabirizi okulonderako omulabirizi we Luweero omulala. Mu butongole ekanisa esazizzaamu okulondebwa kwa Canon Godfrey Kasana Ssemakula ku ky’Omulabirizi w’e Luweero, era...
Police e Njeru mu district ey’eBuikwe ekutte abantu 3 okuli n’owamagye, basangiddwa n’emmundu nga batambula nayo nga bagyikukulidde mu buveera. Basangiddwa n'engoye z’abamagye zebabadde bakukulidde mu nsawo wamu n’amasasi agawerera...
Enteekateeka ya government ey’okuleeta kuno number plates empya eza Digital ebadde essuubirwa okutandika nga 01 July,2023, egenda kwongezebwaayo okutuuka mu mwezi gwa October 2023. Kigambibwa nti kampuni ya Joint Stock...