Nabbambula w'omuliro akutte ekisulo ky'abayizi abawala ku Ssomero lya Hildergard P/s erisangibwa mu gombolola ye Bukakata mu district ye Masaka mu kiro. Ebintu by'abayizi byonna bisaanyeewo, wabula nga tewali muyizi...
Ebyokuwozesa bannakibiina kya NUP 11 abali mu nkomyo ku misango gy'obutujju bizeemu omukoosi, ekitongole kya Ssaabawaabi wémisango gya government bwekikyusizza omuwaabi abadde akola ku musango guno. Mu mwezi gwa June 2023,...
Ministry evunanyizibwa ku nsonga zomunda mu ggwanga ezzemu okuwandiikira ekitongole ekirungamya ku byetambula bye nnyonyi munsi yonna ki International Civil Aviation Organisation.m okulungamya Dermark ekyaganye okuwa bannauganda Visa ezibakkiriza okugendayo,...
Police e Masaka ekutte abantu 4 ku bigambibwa nti bayina kyebamanyi kunfa y'abantu 5 aba famile emu. Ekikangabwa kino kyaliwo Nga 24 omwezi gwa June omwaka guno 2023, abantu ab'amaka gamu...
Police mu district ye Kannungu ekutte taata n'emuggalira ku bigambibwa nti asse mutabani we ow'emyaka 10, lwa shs 500. Akwatiddwa ye Agaba Onacklet myaka 46 nga kigambibwa nti omwana gwasse...
Bannakyaggwe ku mwalo gwe Katosi mu ggombolola ya Ssabaddu-Nanfumbambi Ntenjeru babugaanye essanyu oluvanyuma lw’okulaba ku Ssabasajja Kabaka asiimye n’abalambulako akawungeezi nga tebamusuubira. Ssabasajja Kabaka atuuse ku mwalo gwe Katosi mu...
Kyadaaki president wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa eraomuddumizi wokuntikko owe bitongole by'okwerinda byonna akirizza eyaliko omudduumizi wa police ya Uganda, Gen Kale Kalekeezi Kaihura emirimu gy'amagye mu butongole....