Ensonga za Parish development model PDM mu district y'eKalungu zirinnye enkandaggo, ab'obuyinza batandise okukwata abaggya ku batuuze ssente mu lukujjukujju. Abakwatiddwa bali mu muluka gwe Kitamba mu gombolola ye Kalungu...
Eyali Ssaabasumba w'essaza ekkulu erye Mbarara Emeritus Paul Bakyenga avudde mu bulamu bw'ensi ku myaka 79 egy'obukulu. Afiiridde mu ddwaliro e Nsambya ku Tuesday 18 July,2023. Yazaalibwa 30 June,1944. Ssaabasumba...
Entiisa egudde mu town council eye Kayabwe mu district ye Mpigi, omusajja enzaalwa y'eggwanga lya Israel asse mukaziwe oluvannyuma lw'okukebeza abaana be endaga butonde n'asanga ng'abaana babiri sibabe. Olumaze okumutta...
Police e Kyengera ng'eri wamu nábakulembeze ba Kyengera Town council bagadde essomero lya Buhkar Primary school Mugongo A okumala wiiki namba nga terisomesa. Essomero lino okuggalwa kivudde ku Nnabbambula wómuliro...
Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Kyabbaale mu district ye Kasanda, abatuuze bwebakedde okugwa ku mulambo gwamunabwe ng'attiddwa mu bukambwe n'emmotoka gy'abadde avuga nebakuuliita nayo Atidwa ategerekeseeko limu lya Onen nga...
Abakulembeze ba district ye Kyotera abatuula ku kakiiko akavunanyizibwa ku nguudo n'entambula bawuniikiridde bwebasanze ng'amagombolola agamu gamaze ebbanga nga tegaddaabiriza nguudo songa gawebwa ensimbi ezo buli mwaka. Akakiiko Kano katuulako...
Ssabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Dr Steven Samuel Kazimba Mugalu alonze omulabirize we Mukono eyawummula Bishop William Ssebaggala, okugira ng'addukanya obulabirizi bw’e Luweero oluvanyuma lwa abadde omulabirizi we Luweero Bishop...