Abavubuka abakunukkiriza mu 200 banunuddwa amagye ne police mu kikwekweto ekikoleddwa ku kyalo Nampunge mu gombolola ye Kakiri mu District ye Wakiso. Kigambibwa nti babadde bagibwako ensimbi eziri wakati wa...
Omuvubuka atanategerekeka mannya attiddwa nomulambo nebaguteekera omuliro, kigambibwa abadde agezaako okubba Ppikipiki mu parking e Bugembe mu Jinja City. Bino bibaddewo ku ssaawa kkumi nga bukya, era ababadde bakeedde okugenda...
Police ekutte omujaasi wa UPDf akwatiddwa n'abazadde abalala 2 ku bigambibwa nti bazze ku baana bebazaala ne babatulugunya ekyabaviiriddeko okufa n'abalala nrbabatusaako ebisago. Omujaasi wa UPDF akwatiddwa ye Opio...
Wabaluseewo obutakkaanya obwamaanyi wakati w'akukira ekika Kya Paten mu district ye Pakwach , entabwe eva ku bigambibwa nti abakulu ku district eyo beekobaana nebagoba abantu abasukka mu 700 ku ttaka,okusobozesa...