• Latest
  • Trending
  • All
Okukomyawo abayeekera ba Lord’s Resistance Army 61 tekwabadde kwangu – minister Ssempijja

Okukomyawo abayeekera ba Lord’s Resistance Army 61 tekwabadde kwangu – minister Ssempijja

September 28, 2023
Prof.Livingstone Luboobi eyali  Vice Chancellor wa Makerere University kitalo -1944 -2025

Prof.Livingstone Luboobi eyali Vice Chancellor wa Makerere University kitalo -1944 -2025

July 16, 2025
Abaaniriza abagenyi mu Buganda babanguddwa ku ngeri y’okwongera obukugu mu mulimu gwabwe nga bettanira enkola za technology

Abaaniriza abagenyi mu Buganda babanguddwa ku ngeri y’okwongera obukugu mu mulimu gwabwe nga bettanira enkola za technology

July 16, 2025
Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

July 16, 2025
 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu –  tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

July 16, 2025
Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

July 16, 2025
Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

July 16, 2025

DP ewezezza abantu 68 abagala okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament – abakulira eby’okulonda mu DP bagamba omuwendo gukyali mutono

July 15, 2025
Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

July 15, 2025
Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa  Buddu CBS PEWOSA Sacco

Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa Buddu CBS PEWOSA Sacco

July 16, 2025
Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

July 15, 2025
Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka  eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

July 15, 2025
Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

July 15, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Okukomyawo abayeekera ba Lord’s Resistance Army 61 tekwabadde kwangu – minister Ssempijja

by Namubiru Juliet
September 28, 2023
in Amawulire
0 0
0
Okukomyawo abayeekera ba Lord’s Resistance Army 61 tekwabadde kwangu – minister Ssempijja
0
SHARES
107
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Government  ya Uganda ng’eyitta mu ggye lya UPDF ekomezaawo ekibinja ky’abaaliko abayeekera ba Lords Resistance Army abalala 61, okuva mu Central African Republic.

Baaniriziddwa Sabaminister wa Uganda Robina Nabbanja Misafiri,Minister wa Semateeka n’essiga eddamuzi Nobert Mao,Minister w’ebyokwerinda Vicent Bamulangaki Sempijja n’abakungu ba Government z’amawanga amalala 4 okuli South Sudan,Central African Republic, ne DR Congo.

Abayeekera bano bagidde mu kibinja nga  bakulembeddwa Robert Kidega.

Ekibinja kino kirimu abasajja 15,abakyaala 14,n’abaana 32 era nga bakkiriziddwa okudda ku butaka, okuva mu bibira bye Mboki mu Central African Republic gyebabadde bekukumye okumala emyaka.

Baaniriziddwa mu butongole  ku kabaga akenjawulo akakoleddwa ku kisaawe kye Nnyonyi e Ntebe wakati mu bukuumi obw’amaanyi obutereddwawo eggye ly’eggwanga erya UPDF.

Ssabaminister wa Uganda Robinah Nabbanja agambye nti kano ke kamu ku bubonero obulaga nti bannauganda bagala mirembe,era asuubizza nti abayeekera abavudde mu nsiko bagenda kuyambibwako okutebeenkera mu ggwanga lyabwe

Minister avunanyizibwa ku by’okwerinda Vicent Bamulangaki Sempijja agambye nti okukomyawo babansiko bano tekwabadde kwangu,wabula wabaddewo enkolagana ey’amaanyi eyateekeddwawo wakati wa government ya Uganda nabamu kubabadde bakulira akabinja kano wadde nga mukama wabwe ow’okuntiko Joseph Kony tebamanyi gyali.

Ekibinja kino kisuubirwa okubanga kye kisembyewo okusinziira ku bye banoonyereza n’enkolagana gyebatonzeewo n’amawanga agetolodde ebibira bya Central African Republic

Amyuka omwogezi w’amagye Deo Akiiki ategezezza nti abantu bano bonna 61 batwaliddwa mu nkambi e Migyeera okubudabudibwa nga bwebaakola ku bannabwe abalala abaasooka okuzzibwa.

Bisakiddwa: Kakooza GeorgeWilliam

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Prof.Livingstone Luboobi eyali Vice Chancellor wa Makerere University kitalo -1944 -2025
  • Abaaniriza abagenyi mu Buganda babanguddwa ku ngeri y’okwongera obukugu mu mulimu gwabwe nga bettanira enkola za technology
  • Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda
  •  Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025
  • Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist