Emikolo gy'okukuza amefuga ga Uganda ag'omulundi ogwe 61 mu mwaka 2023 giyindidde ku ttendekero lya Kitgum District Farm Institute mu division ye Pandwong mu district ye Kitgum. Gitambulidde ku mulamwa...
Abantu baabuligyo 6 bazuuliddwa nga battiddwa mu bukambwe ba mukwata mundu ababbi b'ente mu Kalamoja, wakati w'ennaku z'omwezi 30 September,2023 ne nga 6 October, 2023. Kigambibwa nti oluvannyuma lw'okubatta baakuuliita...
Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omukyala betabye ku kijjulo kya Kaliisoliiso Dinner Ekijjulo kya Kaliisoliiso dinner kiyindira ku Speke Resort e Munyonyo. Hajji...
Obwakabaka bwa Buganda, kampuni ya Aqua Fina, ABSA Bank Uganda, ne bannakyewa abatakabanira obutonde mu mukago ogwa Uganda Biodiversity Fund, (UBF), batongozza kawefube atuumiddwa “Ekibira Kya Kabaka”, n'ekigendererwa ekyokuyambako mu...
Ministry ye byengiriza mu gwanga etegezezza nti government ya Uganda tegenda kuddamu kuzimba ssomero lyonna nga teririna nnyumba z'abasomesa nti byebimu kubisinze okutamya abasomesa omulimu gwabwe n’okuzza omutindo gwe byengiriza...
Okukuza okunaku lw'abasomesa mu nsi yonna, nga05 October,2023 mu Uganda lutambulira ku mulamwa ogw'okusitula omutindo gw'abasomesa okutuukana n'omutindo gw'ebyenjigiriza eby'omutindo. Emikolo emikulu gitegekeddwa ku kisaawe ky'amefuga e Kololo mu Kampala....
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, akuutidde banna Uganda okukyusa endowooza yabwe ku busizi bw'ensimbi naddala nga beyambisa tekinologiya ow'omulembe okusinga okwesiba mu bintu ebitakyakola. Katikkiro mungeri yeemu asabye abasuubuzi...