Government erangiridde enteekateeka y`okukwasizaako amatendekero g`obwananyini, ng'evujjirira ensimbi okunoonyereza kwebakola. Government egamba nti ekizudde nti waliwo abagwira abatandise okusasulira okunoonyereza okukolebwa amatendekero g`obwananyini mu Uganda, nti naye ate abayizi byebaba...
Abalambuzi basatu bakakasiddwa nti battiddwa abagambibwa okuba abayeekera mu kkuumiro ly'ebisolo erya Queen Elizabeth National Park. Okusinziira ku alipoota ya Police, abattiddwa kubaddeko abalambuzi abagwira 2 ne munnauganda 1. Emmotoka...
Omuyizi Amanya John Baptist myaka 7 abadde muyizi ku ssomero lya St James Biina Primary school Kirombe Butaabika mu Kampala, agudde mu mwala n'afiiramu. Kigambibwa nti yagudde mwala ogwabaddemu gujjudde...
Omusirikale wa police abadde asula mu nkambi ye Ntinda mu Kampala abadde yawummula akubiddwa amasanyalaze agamutiddewo bw'abadde agezaako okutaasa abaana be. Akubiddwa amasanyalaze ye AIP Oulanya Christopher, kigambibwa nti abaana...
Police eri ku muyiggo gw'abatemu abasse Omuserikale w'Amakomera Angu Scovia,abadde akolera ku Kkomera lye Etuke. Omwogezi w'Ekitongole ky'Amakomera Frank Baine agambye nti abantu babiri Otim Francis ne Okello Julie baakwatiddwa,...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte eyali omujaasi wa UPDF agambibwa okuba nti asaangiddwa ng'atambuza Dollar za America ez'ebicupuli. Dollar zebamusanze nazo zibadde emitwalo 40,000 bwebukadde bwa shs za Uganda nga...
Aba National Environment Management Authority (NEMA) nga bayambibwako police n’abakwasisa b’amateeka mu KCCA bakoze ekikwekweto tokkoowenja nebasengula bonna abeesenza mu lusaalu lwa Lubigi e Busega n’e Bulenga. Beegattiddwako n’abajaasi ba...
Omusuubuzi omu akakasiddwa okuba nti afiiridde mu bulumbaganyi bw'abagambibwa okuba abayeekera ba ADF mu district ye Kasese. Attiddwa abadde ne banne abalala 3 nga babadde batambulira ku mmotoka ebadde ekubyeko...
Governmrnt etaddewo olwa nga 01 November,2023 digital number plates okutandika okussibwa ku mmotoka n'ebidduka ebirala byonna mu Uganda. Enteekateeka ey’okuteeka Digital number plates ku bidduka yaletebwa omukulembeze w’eggwanga ng’emu ku...