Abayizi ba S.4 batandise wiiki ey'okubiri nga bakola ebigezo byabwe eby'akamalirizo (UCE), era ng'abawerako bataataganyiziddwamu enkuba ekedde okutonnya mu bitundu by'eggwanga ebyenjawulo. Ku monday nga 23 October,2023 batandise n'ekigezo kya...
Abatuuze ku kyalo Kyamuzinda mu gombolola ye Kyesiiga e Masaka baguddemu entiisa mutuuze munnabwe abadde agenze okutaasa abaagalana bwasaliddwako obusajja. Agudde ku kibambulira ye Kibazzi Godfrey ng'abadde agenze okutaasa omusajja...
Akakiiko akalwanirira obwenkanya aka Equal Opportunities Commission kayimirizza entegeka y'okusengula abantu abasoba mu 30,000 ku ttaka lya Sango Bay erisangibwa mu district ye Kyotera, okutuusa ng'ensonga zabwe zimaze okutereezebwa....
Ssentebe wa Kampala Land Board munnamateeka David Balondemu asimbiddwa mu kooti ya Kampala Capital City Authority Hall Court, n'aggulwako emisango egy'okweyita kyatali, n'adyekadyeka musigansimbi omu korea namunyagako ensimbi ezibalirirwamu obuwumbi...
Police mu Kampala n'emiriraano ekoze ekikwekweto mu bitundu bya Kampala ebyenjawulo mwekwatidde abantu abasukka mu 24 ku bigambibwa nti babadde benyigira mu bumenyi bw'amateeka ku luguddo lwa Northern byPass ....
Kooti enkulu mu Kampala esingizissa omusango abantu 5, ogw'okuwamba n'okutemula omuwala Maria Naggirinya ne ddereeva we Ronald Kitayimbwa mu mwaka gwa 2019. Abasingisiddwa emisango ye Kasolo Compriyam commonly known as...
Uganda Martyrs University Nkozi mu district ye Mpigi ejaguzza emyaka 30 bukyanga etandikibwawo, ku mukolo gw'amattikira g'abayizi ag'omulundi ogwa 29. Abayizi 1673 bebafunye degree, diploma ne certificate, nga kubano kuliko...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa akakasizza nti abayeekera b'akabenje ka ADF bebasse abalambuzi mu kkuumiro ly'ebisola erya Queen Elizabeth National park, n'ategeeza nti abajaasi ba UPDF bagenda kubayigga...