Nabbambula w’omuliro akutte ekisulo ky'abayizi ku ssomero lya St Thereza Girls Primary school e Kisubi Ntebe, gusaanyizaawo ebintu by’abayizi. Kigambibwa nti omuliro guno guvudde ku laddu ekubye ekizimbe mu nkuba...
Nabbambula w’omuliro atanategerekeka kwavudde asanyizaawo ennyumba z'abatuuze e Lusaze mu gombolola ye Lubaga mu kibuga Kampala. Kitegerekese nti omuliro guno gugenze okukwata nga bannyini mayumba gano bonna bali ku mirimu...
Police ya Uganda ezudde emmotoka esaabaza amafuta ekika kya Kerosene tonne 34, eyabadde enyagiddwa ku mudumu gw'emmundu. Alipoota ya police eraze nti emmotoka eno No. UAU 402E baagibbira ku kyalo...
Minister we byentambula mu ggwanga Gen Edward Katumba Wamala alagidde ssaabaduumizi wa Police ye ggwanga Martin Okoth Ochola mu bwangu okukwata abasirikale bonna abateekebwa ku mulimu ogw’okukuuma olutindo lw'omugga Katonga...
Guweze omwaka omulamba bukyanga abaana abawala abaliko obulemu bw’obutalaba 12 bafiira mu muliro ogwakwata ekisulo ky’essomero lya Salaama School for the Blind, erisangibwa ku kyalo Luga mu Ntenjeru-Kisoga Town Council...
Abasomesa 6 ku ssomero lya Nampita secondary school mu district ye Yumbe baakutwalibwa mu mbuga z’amateeka bavunaanibwe, oluvannyuma lw’Okukwatibwa nga bagezaako okukoppera abayizi ba S.4 ebigezo. Abasomesa abali ku kyokya...
Police etegezezza nti ekyalindirira abakugu okuva mu Bungereza ne South Africa abagenda okwekebeggya emibiri gy'abalambuzi abaatemulwa mu kkuumiro ly'ebisolo erya Queen Elizabeth National park. Abalambuzi 2 okwali munnansi wa Bungereza...