Ebyentambula bisannyaladde mu gombolola ye Kapeeka ku luguudo oluva e Nakaseke okudda e Mityana , omugga Mayanja guwaguzza amazzi negasalamu ekkubo. Senfuma Moses Sentebe w'egombolola ye Kapeeka ategezza nti amazzi...
Police mu district ye Nakaseke ekutte Rashid Katongole ng'emutebereza okutta mukyalawe Monica Kunihira abadde atemera mugyobukulu 35. Kigambibwa nti Katongole okutta Kunihira amaze ku musanga mu nnimiro yabwe n'omusiguze. Katongole...
Ssabawaabi w'emisango gya government Jane Frances Abodo agyeko emisango gyokukusa n'okutulugunya omwana egibadde givunaanibwa abaagalana 2 nga Bannansi ba America. Kino kiddiridde Mackenzie Leigh Spencer ne bba Nicholas Scott Spencer...
Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde abadde omusawo omukugu mu kujjanjaba Emitima Dr Aggrey Kiyingi, eyafiira mu Australia. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ng'akiikiriddwa minister w’Olukiiko, Cabinet n’ensonga ez'enkizo mu wofiisi...
Abaana 6 bakakasiddwa nti bafiiridde mu muliro ogukutte ekisulo ky'abayizi ku ssomero lya Kasaana Junior School mu Nyendo mu kibuga Masaka. Abayizi 2 bagiddwayo mu muliro nga bafudde okuli Ahebwa...
Government kyadaaki ekaanyizza naaboluganda lwa Family y’omugenzi Dr.Aggrey Kiyingi, okubakkiriza okukomyawo omulambo gwe, yafiira .u Australia mu kibuga Sydney. Dr. Aggrey Kiyingi abadde omukugu mu kujjanjaba endwadde gy'emitima, yafiira mu...
President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni atongozza enkambi y’amagye go ku mazzi e Ntokoro mu district ye Mayuge, n’akalaatira abagiddukanya okufaayo ennyo ku butebenkevu bw'eggwanga. President Museveni agambye nti Uganda erina...