Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye okulwanyisa obubenje ku nguudo kwongerwemu amaanyi,ng'essira lissibwa ku bupande bwokunguudo obuwandiikiddwa mu nnimi ennansi. Katikkiro abadde asimbula mmotoka z'empaka ku Forest Park e...
Katikkiro Charles Peter Mayiga atongozza ekitabo Obuwangwa N’ennono ekiwandiikiddwa Omutaka Maweesano Omukulu w’ekika kya ŋŋaali Jjajja Deus Kyeyune Kukeera. Bwabadde atongoza ekitabo kino mu Bulange e Mengo, Katikkiro Mayiga asabye...
Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alabikako eri Obuganda mu kusimbula emisinde gy’amazalibwage agemyaka 68 nga asinziira mu Lubiri e Mengo, naalagira wabeewo okubudaabudibwa okwenjwulo eri abalina akawuka ka...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asimbudde abaddusi abetabye mu misinde gy'amazaalibwa ge ag'emyaka 68. Magulunnyondo asimbudde abadduse Kilo metre 21, 10 ne 5. Omuteregga awerekeddwako Nabagereka Sylivia Nagginda....
Emikolo gy'amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda age 68 gayinda. Ssaabasajja Kabaka ayaniriziddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga ku ssaawa mukaaga ezoomuttuntu. Emikolo giri mu Lubiri lwa Kabaka e Mengo...