Omulimu gw’okuzimba amalwaliro g'Obwakabaka bwa Buganda mu masaza gwongedde okuwa essuubi, ery'e Ssingo lituuse ku mutendera gw'okusereka. E Ssingo eddwaliro lizimbibwa ku ggombolola y’e Busimbi lyakuyitibwa Muteesa II Health Centre...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'akola enkyukakyuka mu ba minister be, aliko bawummuza n'alonda n'abapya. Katikkiro Charles Peter Mayiga ye Katikkiro wa Buganda. Katikkiro...
Ssaabasajja Kabaka Sseggwanga Ronald Muwenda Mutebi II atuuse mu lubiri e Mengo ku ssaawa musanvu ez'emisana ku mikolo egy'okujaguza bwegiweze emyaka 30 beddu ng'atudde ku Nnamulondo yaba Jjajja be alamula...