• Latest
  • Trending
  • All
Katikkiro Mayiga ajjukizza buli muntu okukozesa obusobozi bwe okudduukirira abali mu bwetaavu – abaasomerako ku St.Mary’s College Kisubi basoonze ez’okuduukirira abatawanyizibwa enseenke

Katikkiro Mayiga ajjukizza buli muntu okukozesa obusobozi bwe okudduukirira abali mu bwetaavu – abaasomerako ku St.Mary’s College Kisubi basoonze ez’okuduukirira abatawanyizibwa enseenke

December 6, 2025

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Katikkiro Mayiga ajjukizza buli muntu okukozesa obusobozi bwe okudduukirira abali mu bwetaavu – abaasomerako ku St.Mary’s College Kisubi basoonze ez’okuduukirira abatawanyizibwa enseenke

by Namubiru Juliet
December 6, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Katikkiro Mayiga ajjukizza buli muntu okukozesa obusobozi bwe okudduukirira abali mu bwetaavu – abaasomerako ku St.Mary’s College Kisubi basoonze ez’okuduukirira abatawanyizibwa enseenke
0
SHARES
67
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ajjukizza Bannayuganda bonna okutwala obuvunanyizibwa obwókukwatirako abo abali mu bwetaavu, naddala bwe kituuka ku kusomesa abaagala okusoma kyokka ngénsawo zabwe zikyali nnafu.

Katikkiro abadde yeetabye ku kyeggulo kyábaasomerako ku St Mary’s College Kisubi ekitegekeddwa ku Hotel Africana mu Kampala.

Katikkiro ákinogaanyizza nti okukwatirako abali mu bwetaavu buvunaanyizibwa bwa buli muntu omugunjufu, era tebuba budduukirize wabula buvunaanyizibwa.

Abaasomerako ku St Mary’s college Kisubi basabiddwa okunnyikiza enteekateeka eyókuyamba abatalina mwaasirizi, ngému ku ntekateeka zÓkutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe eri eggwanga.

Katikkiro mungeri eyenjawulo asabye abazadde obutakoowa kuweerera baana, kyokka naavumirira enkola eyókusavuwaza abayizi ababa bayise ebigezo nebatuuka n’okubooleka Kamera, kyagambye nti kittattana omutindo gwÉbyenjigiriza.

President wÉkibiina ekigatta abaasomerako ku St Mary’s College Kisubi Roy Baguma ategeezezza nti mu ntekateeka yÓkuddiza eri eggwanga, basazeewo okwekunganyaamu ensimbi , okudduukirira abalwadde bÉnsernke 5000 nÓmusobyo, nga kino kikoleddwa okuzzawo essuubi lyÓkulaba obulungi .

Ku kyeggulo kyekimu kubaddeko okutongoza Omukutu ogutuumiddwa SMACKOBA app, abaasomerako ku St Mary’s College Kisubi kwebanaayita okumanyagana, okunonyezaako emirimu nÓkuwuliziganya obulungi.

Mungeri eyenjawulo waliwo abantu abasiimiddwa nÁmayinja agomuwendo,Omubadde Omulangira Dr Hajji Kasim Nakibinge, Prof John Ddumba Ssentamu ,Dr. Charles Mbiire ne John Mukalazi Kamya.

Abalala abasiimiddwa kubaddeko Minister Hilary Onek, Omulamuzi Ralph Ochan, Omulamuzi Remmy Kasule, minister Matia Kasaija, Brother Joseph Tinkasiimire,Brother Peter Kazekulya , Prof Dr Moses Kamya nÁbalala bangi,olwébirungi byebaakolera essomero.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist