Omusujja gw'ensiri gwebusinze okutawaanya abatuuze mu district y'eKalungu mu myezi esatu egiyise, era Banna-Kalungu 410 b'ebagenze mu malwaliro okufuna obujjanjabi...
Police mu Kampala n'emiriraano etandise okunoonyereza ku muwala Nalubwama Caroline myaka 25, kigambibwa afiiridde mu Maka ga Brian Kirumira amanyiddwa...
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni alonze Lino Anguzu okufuuka Ssaabawaabi w’emisango gya government omuggya- DPP. Anguzu y’abadde omumyuka...
Government ya Uganda etenderezza emirimu egyakolebwa munnabyabufuzi eyali Ssaabaminister wa Kenya omugenzi Babatinga Raila Amolo Odinga mu kutabakanira emirembe n'enkulaakulana...
Bannakibiina ki National Unity Platform abaaweebwa kaadi abali mu 100 okuva mu bitundu by'eggwanga ebyenjawulo, baalemereddwa okwewandiisa ku mutendera gw'ebifo...