• Latest
  • Trending
  • All
Bannakibiina kya NUP 10 abaakwatiddwa e Lira ku woteeri Kyagulanyi Ssentamu mweyasuze – bagguddwako gwa bubbi n’okwonoona ebintu bya police

Bannakibiina kya NUP 10 abaakwatiddwa e Lira ku woteeri Kyagulanyi Ssentamu mweyasuze – bagguddwako gwa bubbi n’okwonoona ebintu bya police

October 29, 2025

Abakuuma ddembe baazizza amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ng’ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi

May 16, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Bannakibiina kya NUP 10 abaakwatiddwa e Lira ku woteeri Kyagulanyi Ssentamu mweyasuze – bagguddwako gwa bubbi n’okwonoona ebintu bya police

by Namubiru Juliet
October 29, 2025
in Amawulire
0 0
0
Bannakibiina kya NUP 10 abaakwatiddwa e Lira ku woteeri Kyagulanyi Ssentamu mweyasuze – bagguddwako gwa bubbi n’okwonoona ebintu bya police
0
SHARES
107
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Police ya Uganda efulumizza amannya ga bannakibina kya National Unity Platform NUP 10 abakwatiddwa mu bitundu bye Lira.
Mu kiro ekikeseza olwaleero nga 29 October,2025 police yazinzeeko wooteri,  akwatidde ekibiina Kya NUP bendera ku bwa president Robert Kyagulanyi Sentamu Bobi Wine mweyasuze, n’ekwata abamu ku bakuumi be nabawagizi ba NUP ku bigambibwa nti balumbye abasirikale babwe.
Abakwatiddwa nga mukasera Kano bakuumibwa ku police enkulu e Lira, kuliko Lokolo Liberty, Waiswa Lasitoni,Katamba Steven, Ssembuusi Paul,Bukenya Ismail, Nakabuye Masitula, Nassozi Hope, Kamulegeya Regan, Saliman Kaggwa ne Lubega Arison
Omwogezi wa police mu ggwanga Rusooke Kituuma asinzidde mu lukuηaana lwa banamawulire ku Kitebe kya police e Naguru, nategeza nti abaakwatiddwa baagezezaako okusomooza abasirikale, baafumise emipiira gy’emmotoka ya police No. UBK 380Q ne banyaga n’ensawo y’omusirikale omwabadde engoye ze n’ebirala.
Police egambye nti bano babbye naamafuta ga police litres 20, saako okukola ebikolwa ebirala ku bakuuma ddembe ebitakirizibwa mu mateeka.
Rusooke agambye nti tebagenda kukkiriza mbeera eno kugenda mu maaso, era bakukwata bonna abakozi b’effujjo.
Rusooke Kituuma ategezeza nti abakwate bagguddwako emisango ebiri omuli ogw’obubbi n’okwonoona ebintu bya police, era bakutwalibwa mi kooti esaawa yonna.
Rusooke ategezeza nti balina emisango egiweerako gyebaggulawo edda ku police ezenjawulo egibadde gikolebwa bannakibina kya NUP, abatambula ne President wa NUP Robert Kyagulanyi Sentamu ng’anoonya akalulu k’obwa president aka2026.
Okusinziira ku police, nga 3 October,2025 akwatidde NUP bendera bweyali mu district ye Mayuge ba “foot soldier” be baalumya omusirikale, nga 8 omwezi gwe gumu Robert Kyagulanyi Sentamu bweyali e Kyankwanzi omu kuba foot soldier yakuba omusirikale ekikondde.
Mu mbeera yemu police egamba nti President wa NUP bweyali mu bitundu bye Busia, abasirikale babwe era basoomozebwa, sso nga 21 omwezi guno bweyali e Kakumiro ku kyalo Kisita yakuba olukuηaana mu kifo ekyali kitakaanyiziddwako ne police, gyebyagwera nga mmotoka ya police namba UP 7694 eyonooneddwa.
Ayogeera police Rusooke Kituuma asabye abakulembeze ba NUP okugamba ku bantu babwe okweddako.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abakuuma ddembe baazizza amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ng’ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi
  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist