• Latest
  • Trending
  • All
Bannauganda basabidde Raila Omolo Odinga – bamutenderezza olw’okulwanirira emirembe mu Africa

Bannauganda basabidde Raila Omolo Odinga – bamutenderezza olw’okulwanirira emirembe mu Africa

October 28, 2025
Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

May 30, 2026
Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

May 30, 2026
UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

May 29, 2026
Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

May 29, 2026
Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

May 28, 2026
Katikkiro Mayiga aggaddewo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda 2026 – essira lissiddwa kukutandikawo n’okuziimba business ez’omuziinzi

Katikkiro Mayiga aggaddewo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda 2026 – essira lissiddwa kukutandikawo n’okuziimba business ez’omuziinzi

May 28, 2026
NUP eronze ababaka abagenda okukulira oludda oluvuganya government mu parliament eye 12 – Joel Ssennyonyi azzeemu okulondebwa ku kya Leader of Opposition

NUP eronze ababaka abagenda okukulira oludda oluvuganya government mu parliament eye 12 – Joel Ssennyonyi azzeemu okulondebwa ku kya Leader of Opposition

May 28, 2026
Jangu oyige engeri abavubuka n’abakyala gyebasobola okuganyulwa mu kulima emmwaanyi ku mitendera egyenjawulo – emisomo giri mu mwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 okutuuka nga 14 mu Lubiri e Mengo

Uganda eggadde ensalo zaayo ne DRC – okutangira Ebola

Uganda eggadde ensalo zaayo ne DRC – okutangira Ebola

May 27, 2026
Mukole amateeka agayamba abantu bonna – Omulangira Nakibinge abadde ku mikolo gya Eid Adhuha

Mukole amateeka agayamba abantu bonna – Omulangira Nakibinge abadde ku mikolo gya Eid Adhuha

May 27, 2026
Okusaala Eid Adhuha ku Old Kampala – Mufti Mubajje akukkulumye olwa president Museveni okulonda abasiraamu ab’olubatu ku lukiiko lwa ba minister be

Okusaala Eid Adhuha ku Old Kampala – Mufti Mubajje akukkulumye olwa president Museveni okulonda abasiraamu ab’olubatu ku lukiiko lwa ba minister be

May 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Bannauganda basabidde Raila Omolo Odinga – bamutenderezza olw’okulwanirira emirembe mu Africa

by Namubiru Juliet
October 28, 2025
in Amawulire
0 0
0
Bannauganda basabidde Raila Omolo Odinga – bamutenderezza olw’okulwanirira emirembe mu Africa
0
SHARES
72
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Government ya Uganda etenderezza emirimu egyakolebwa munnabyabufuzi eyali Ssaabaminister wa Kenya omugenzi Babatinga Raila Amolo Odinga mu kutabakanira emirembe n’enkulaakulana ya Africa okutwaliza awamu.

Jaramogi  Agwambo Raila  Odinga  yafa nga 15 October,2025 e India gyeyali agenze okujjanjabwa, yaazikibwa e Bondo mu Ssaza Siayaya e Kenya.

President wa Uganda   General Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa mu bubaka bwatisse Sabaminister Robina Nabbanja, mu kusaba kwokujjukira Raila Odinga ku All Saints Cathedral e Nakasero, Museveni ategezeezza nti Odinga yazanya ebyobufuzi  ebyamwoleka ng’omusajja eyali tagenderera kwekussa, wabula  okulwanirira ensi ye ne Africa yonna

Katikkiro wa Buganda  Charles Peter Mayiga mu bubaka obumusomeddwa  Minister we Bizimbe n’Ettaka mu Bwakabaka ,Owek. David Fk Mpanga, Katikkiro agambye nti Raila Amolo Odinga yalwanirira nnyo obwenkanya, era Mungeri egyenjawulo amwebazizza  okuwagira emirimi gyobwakabaka.

Agambye nti mu ngeri yeemu Odinga abadde mukwano gwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, era ng’enfunda eziwera abadde amukyaliko e Kenya, atene Odinga najja mu Buganda naakyalirako Kabaka.

Bwabadde akulembeddemu Okusaba  kuno Sabalabirizi  w’ekkanisa ya Uganda  Dr. Samuel  Steven Kazimba Mugalu ayogedde ku Raila Odinga ng’omusajja eyalwanirira ennyo emirembe enkulakulana ya saamazinga Africa.

Omubaka wa Kenya Joash Mwangi nga akiikiriddwa David Kabata   yebazizza Uganda olwenkolana ennungi gyelina ne Kenya mu nsonga ez’enjawulo.

Captain Mike Mukula nga abadde munywaanyi wa Raila Odinga  agambye nti Odinga yakola nnyo okutabaganyanga enjuyi ezaalina nga obutakkanya naddala mu byobufuzi.

Okusaba kuno kwetabidwako abakungu okuva mu government ya Uganda ne Kenya, banadiini banabyabufuzi n’abalala bangi.

Bisakiddwa: Ssebuliba Julius

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026
  • Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute
  • UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka
  • Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko
  • Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist