Ssabasajja Kabaka Empologama ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri obuganda, ku mupiira ogw'akamalirizo oguggalawo empaka z’Amasaza...
Abadigize bawagidde mu bungi abayimbi era bannamawulire ba CBS radio, Ssendegeya Muhammad amayiddwa nga Omugagga Ssende ne munnabuddu Sharif Lukenge,...
Omubaka w'ekitongole ky’Amawanga Amagatte ekirondoola Obuwangwa mu munsi yonna ki UNESCO, atwala amawanga g’Obuvanjuba bwa Africa Louise Haxthausen akiise embuga...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte omusajja agambibwa nti yeyali emabega w'okutemula omu ku bakuumi ba kampuni y'obwananyini eya Corporate Security...
Akatuubagiro k'ensimbi keeyongedde mu kibiina ky'ebyobufuzi ki NUP oluvannyuma lw'ensala ya kkooti eyayisiddwa nga 29 November,2025 eyagobye okusaba kw'ekibiina kino,...
Ku lunaku luno buli muntu yandisaanye navaako mu bifo ebirimu embeekuulo, naabeerako yekka naasiriikirira nga yeefumiitiriza kwebyo byayitamu mu bulamu....