Munnamawulire omugundiivu era munnabyamizannyo Stuart Kiwanuka Mutebi aziikiddwa e Kasokoso mu Wakiso. Stuart amaze ebbanga ng’aweereza program z’ebyemizannyo naddala omupiira...
President Yoweri Kaguta Museveni asuubizza nti alina enteekateeka nnene ey’okuggya banna Uganda mu bwavu mwebeekuyengera, era násaba abantu obutatabika byabufuzi...
Ekitongole ki Slow Food International ekivunaanyizibwa ku kusomesa abalimi okulima emmere ennansi kigamba nti ebimera n'ebitonde ebimu byongedde okusaanawo wano...