Government okuyita mu ministry y'ebyenjigiriza efulumizza ensimbi obuwumbi 109 n'obukadde 710, eziweerezeddwa amasomero ga government naddala agalina enkola ya bonna...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye Kabaka Foundation mu Sweden olw'enteekateka ezikoleddwa ezigenderera okukyusa obulamu bw'abantu be. Obubaka bw'omutanda...
Eggye ly'eggwanga erya UPDF litegeezezza nti lyokka lyeririna obuvunaanyizibwa obukuuma enzizi z'amafuta ga Uganda zonna, era nti kyekyaweebwa olukusa okukuuma...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akuutidde abavubuka okugoberera ekiragiro kya Ssaabasajja Kabaka okukomya n'okwewala okulowooleza mu kugenda emitala wa...